• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Nakate aguddewo Olusiisira lw’ebyobulamu, akuutidde abalwadde obutava ku biragiro by’ abasawo bafune obulamu obweyagaza

Gambuuze by Gambuuze
September 11, 2024
in Agafa e Mengo, Eby'Obulamu
0 0
0
Owek. Nakate aguddewo Olusiisira lw’ebyobulamu, akuutidde abalwadde obutava ku biragiro by’ abasawo bafune obulamu obweyagaza
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Najjanankumbi –  Kyaddondo

Minisita w’Enkulakulana y’Abantu n’Ensonga za woofiisi ya Nnaabagereka, Owek. Chotilda Nakate Kikomeko akuutidde abalwadde okutwala obulamu bwabwe nga kikulu era banywerere ku biragiro bya basawo.

Obubaka buno Owek. Kikomeko abuweeredde Najjanankumbi mu Kyaddondo ku Lwokusatu bw’abadde aggulawo olusiisira lw’ebyobulamu olugenda okumala ssabbiiti nnamba okuva nga  6 -14 omwezi guno.

Abantu abasabye okugoberera obulungi okulambikibwa kwa abasawo saako nokufuba bulijjo okufuna obujjanjabi obwekikkugu.

Owek. Nakate yeebazizza  Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka olw’obukulembeze obulungi nokulowooza nga ku bantu be nga abateekerateekera ensiisira z’ebyobulamu okusobola okutumbula embeera zabwe.

Mu ngeri yeemu yeebazizza abasawo olw’okussaamu ekitiibwa ekiragiro kya Ssaabasajja eky’okutuusa obujjanjabi obusoboka ate nga bwa mutindo eri abantu be ate nga bakola nokwagala.

Meeya wa Divizoni ye Lubaga Mberaze Zacky Mawiya yeebazizza nnyo Maasomooji olw’okukwasizaako abantu be mu nteekateeka z’ebyobulamu era neyeebaza minisita Chotilda olwokusittukiramu okulondoola entambuza y’enteekateeka zino.

Omusumba Daudi Mpande abuulidde abantu ku bwesigwa saako nokwagalana kubanga kino katonda kyabaagaza.

Minisita yatandise nakulambula abantu abetabye mu lusiisira luno okubadde abaana abato abavubuka nabakadde n’abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist