• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Empaka z’Emipiira gy’Amasaza: Oluzannya olusooka olw’ebibinja lukomekkerezeddwa

Gambuuze by Gambuuze
July 29, 2024
in Amawulire, Ebyemizzanyo
0 0
0
Empaka z’Emipiira gy’Amasaza: Oluzannya olusooka olw’ebibinja lukomekkerezeddwa
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Ekikopo Ky’omupiira gwa m’aSsaza eky’omwaka guno kyongende okwoleka obumalirivu bwa tiimu ezalowoozebwa okubeera enafu okufukamiza zikyirimaanyi.

Oluzannya olusooka werutuukidde okukomekerezebwa, nga bannantameggwa b’omwaka oguwedde aba Bulemeezi, Gomba ne Buddu tezinakola bulungi songa Buluuli, Buwekula ne Ssingo tezinawangulwako.

Oluzannya luno era lulabikiddemu ebisomooza nga obubenje obwenjawulo  okuli abawagizi ba Kyaggwe, emmotoka y’abasambi ba ttiimu y’Essaza Busiro yagwa ku kabenje, abawagizi ba Buluuli nabo baafuna akabenje, Omutendesi wa Ssese yagwa ku kabenje, Obusiiwufu bw’empisa okusingira ddala mu bawagizi ba tiimu ya Gomba, Bugerere n’abalala yadde nga kamalabyonna Charles Peter Mayiga yalabula ku busiwuufu bw’empisa ku ntandikwa y’empaka zino.

Wetutuukidde wano nga buli tiimu ezannye emipiira etaano okujjako Busiro ne Buvuma.

Okusinziira ku lukiiko oluteesiteesi olw’empaka zino, oluzannya olw’okubiri olwokuddingana  lwakutandika  nga 10 ne 11 August.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist