• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mwettanire okutereka ku nsimbi eziva mu Mmwanyi – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
May 29, 2024
in Amawulire
0 0
0
Mwettanire okutereka ku nsimbi eziva mu Mmwanyi – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
36
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Mmengo – Kyaddondo

Kamalabyonna Charles Peter Mayiga asisinkanye Ssenkulu wa Tropical Bank Abdulaziz  Muhamed Mansur nebateesa okutondawo enkolagana wakati wa Bbanka eno n’Obwakabaka, kisobozese abantu ba Beene okugyeyambisa okuganyula emirimu gyabwe.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu era Katikkiro Mayiga bano abeebazizza olw’okuvaayo bakolagane n’Obwakabaka.

“Tropical Bank ebadde nsaale nnyo mukuwagira emirimu gy’abasuubuzi nze gyemanyidde ddala obulungi,” Katikkiro Mayiga bwategeezezza.

Owek. Mayiga agamba nti Buganda ye mutima gw’ebyenfuna wano mu ggwanga era abantu bangi mu Buganda basobola okweyambisa bbanka eno okukuza emirimu gyabwe.

Ow’omumbuga akinogaanyiza nti Buganda tesobola kudda kuntiko okuggyako nga abantu basobola okufuna ensimbi eziwagira emirimu gyebakola nebasobola okulaakulana.

Wano wasinzidde naakubiriza abantu ba Beene okwettanira okutereka ku nsimbi zebagya mukulima emmwanyi basobole okwekulaakulanya.

Akulira entambuza y’emirimumu Bbanka eno, Hajati Joweria Mukalazi ategeezezza nti bakuteeka essira ku kuwagira abantu abakola buzineensi, abalimi n’abalunzi, n’abantu abalala abakola emirimu egitali gimu era nga bakwegatta n’obwakabaka okuddiza ku bantu wakati mu nteekateeka z’obwakabaka ezenjawulo ng’emipiira gy’amagombolola n’ebirala bingi.

Mukalazi agasseeko nti bbanka eno  yakugunjaawo enkola eya Islamic Banking ku nkomerero y’omwaka guno olwo bannansi basobole okufuna ensimbi mu nkola elungamizibwa enzikiriza ey’obusiraamu naabo basobole okuganyulwamu.

Ensisinkano eno yetabiddwamu abamu ku bassenkulu b’ebitongole by’Obwakabaka ne Katambala Hajji Sulaiman Magala wamu n’ abantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist