• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Nnaabagereka Nagginda asabye abakyala okwewala okuzaalira okumukumu

Gambuuze by Gambuuze
April 3, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Nnaabagereka Nagginda asabye abakyala okwewala okuzaalira okumukumu
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabye abakyala okwewala okuzaalira okumukumu kibayambe okutegeera abaana bebazaala n’okubategekera obulungi.

Bino Nnaabagereka abyogeredde mu Ssaza Bulemeezi bwabadde yeetabye ku bijaguzo by’olunaku lw’ abakyala mu Buganda egiyindidde e Ssemuto mu Bulemeezi ku Lwokusatu.

Nnaabagereka Nagginda mu Ssaza Bulemeezi atuuseeyo ku ssaawa nnya nekitundu ez’okumakya nayanirizibwa wakati mu mbuutu okuva mubaana bamasomero.

Ono ategeezezza nti kikulu okuteeka essira ku byobulamu byabantu basobole okubeera abalamu.

Maama Nnaabagereka asookedde kuddwaliro lya Semuto Health centre IV nayanirizibwa Kangawo Eng Ronald nabakulembeze abalala mu Ssaza Bulemeezi  era agemye  abaana basatu abazaaliddwa mukiro ekikeesezza olwaleero.

 Bwavudde awo asimbye omuti ogwekijjukizo ku ddwaliro noluvannyuma nawebwa ebirabo ebivudde mu lusuku lwa Nabagereka mu kitundu kino e kye Semuto

Oluvannyuma ayolekedde mu maka g’omukyala Robina Nabanja nga gano kyakulabirako eky’amaka amalungi akaalo amatendo nalambuzibwa ebintu ebyenjawulo olumaze naayolekera ekisaawe ewategekeddwa omukolo.

Ye Minisita wa Bulungibwansi,  Owek. Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo Nassejje akubirizza abakyala okwongera okukolera awamu era bafube okulima ennyo emmwanyi beegobeko obwavu.

Akulira abakyala mu Buganda, Agnes Kimbugwe wamu ne Florence Nassanga akulira abakyala mu Ssaza Bulemeezi beeyamye okwongera okubeera abawulize eri Obwakabaka nokwongera okugunjula abaana b’eggwanga.

Kkangawo Eng Ronald Mulondo ategeezezza nti essaza lino lisoosowaza abakyala mubuli kimu era akubirizza abakyala nabo okwongera amaanyi mubyebakola naye nalaga okutya olw’omuze gw’okukabasanya abakyala oweyongera buli lukya mukitundu kino.

 Omukolo guno gwetabiddwa abakulembeze ab’enjawulo okuva mu Bwakabaka, Palamenti ne Disitulikiti ye Luweero.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist