• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bwanjudde enteekateeka z’Empaka z’Omupiira gw’Ebika bya Buganda 2024

Gambuuze by Gambuuze
March 25, 2024
in Agafa e Mengo, Ebyemizzanyo
0 0
0
Obwakabaka bwanjudde enteekateeka z’Empaka z’Omupiira gw’Ebika bya Buganda 2024
0
SHARES
44
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Kampala – Kyaddondo

Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde enteekateeka z’omupiira gw’Ebika bya Buganda nga zino zijja kutandika nga 12 /04 nga zino zigenda kutandika n’ekyeggulo ky’okusonderako ssente nga kino kyakubeera ku Hotel Africa.

Kino kibikuddwa Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Ebitone, Owek. Robert Sserwanga  mu lukung’aana lwa bannamawulire ku Mmande e Bulange Mmengo.

Wano Owek. Serwanga ategeezezza  Obuganda nti emipiira gy’Ebika egy’omulundi ogwa 50 gyakutandika okuzannyibwa nga 20/04/2024.

Minisita Sserwanga agamba nti  omwaka guno okubaka kwe kujja okusooka okutuusa okuva ng’ennaku z’omwezi 20 – 27 ogw’okuna, okubaka kuliba kuggalwawo ate ng’ogwebigere gutandika.

Mu luzannya oluggulawo, emipiira gyombi mu balenzi n’abawala giggulawo  ng’ Emmamba Namakaka ezannya Obutiko.

Minisita era ategeezeza nti buli aneetaba ku kyeggulo nga kino omu ajja kusasula emitwalo 30 ate amakampuni obukadde 10 olwo buli Kika kibeere n’emmeeza ya bukadde 3.

 Wano Omutaka Kidimbo Dr. Grace Kizito Bakyayita waasinzidde naakoowola Abazzukulu  okutandika okweteekateeka okusobola okuwagira ebika byabwe nga batandikira ddala ku kwetaba ku kyeggulo ky’okusonda ensimbi.

Ssentebe w’Olukiiko oluteekateeka Emipiira gy’Ebika, Owek. Hajj. Sulaiman Magala, annyonnyodde  nti emitendera egisinga mu kuteekateeka gyatandikiddwako dda, era asabye abakulira ttiimu okweteekateeka mu budde.

Kinajjukirwa nti omwaka oguwedde ekikopo kyawangulwa Ekika ky’Engonge mu mupiira gw’abasajja ate Ekika ky’Engeye nekiwangula mu kubaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist