• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Supreme Mufti asabye abavubuka mu Buganda okukomya okutunda ettaka

Gambuuze by Gambuuze
March 25, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Supreme Mufti asabye abavubuka mu Buganda okukomya okutunda ettaka
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Makindye – Kyaddondo

Supreme Mufti wa Uganda,  Sheikh Muhammad Shaban Galabuzi asabye abakulembeze mu Bwakabaka okufuba okukubiriza abantu naddala abavubuka obuteetundako ttaka wabula balikozese okwekulaakulanya.

Okwogera  bino Sheikh Galabuzi abadde Kibuli ng’ asisinkanye abakulembeze b’Eggombolola  ya Mutuba III Makindye Kibuga nga bakulembeddwaamu Mutuba VI Kibuli, Mulindwa Mukasa, abagenze okumweyanjulira n’okwongera enkwatagana.

Sheikh Galabuzi era avumiridde Bannakigwanyizi abasussizza okubba ettaka ly’abantu kyokka nebasigala nga bayinaayina awatali kukolwako ng’amateeka bwegalagira.

Mufti abaaniriza mu woofiisi ye era nga bano bamwanjulide abakulembeze baabwe wamu n’ebibasoomooza bwebasanga nga baweereza abantu b’Omutanda.

Bano Supreme Mufuti abayitiddemu ku bimu byebakoze omuli okuzimba amasomero, amalwaliro, okugaziya n’ebirala.

Supreme Mufti akakasizza nti baakunyweza enkolagana y’Obusiraamu n’Abakulembeze ab’enjawulo okuva mu Bwakabaka.

Omwami wa Kabaka atwala Eggombolora Mutuba iii Makindye Kibuga Haji Musa Musoke Ssemambo n’Omumyuka we Francis Lubowa babuulidde Supreme Mufuti ezimu ku enteekateeka zebatandikirako okukyusa embeera z’abantu.

Ate ye Hajat Mariam Nassali nga naye mukulembeze w’Abakyala yeeyamye okusomesa abakyala okukola ennyo n’Okwekulaakulanya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist