• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka busiibuludde Abasiraamu, basabiddwa okutaasa abaana ab’obuwala ku Mukenenya

Gambuuze by Gambuuze
March 20, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka busiibuludde Abasiraamu, basabiddwa okutaasa abaana ab’obuwala ku Mukenenya
0
SHARES
33
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda busiibuludde Abasiraamu n’okubaagaliza ekisiibo ekirungi wakati mu kusaba abasajja bayambeko okutaasa abaana ab’obuwala ku Mukenenya.

Omukolo guno guyindidde mu bimuli bya Bulange e Mmengo ku Lwokusatu ng’era Supreme Mufti Muhammad Shaban Galabuzi yabadde omugenyi omukulu.

Bw’abadde ayogerako eri abasiibi bano, Supreme Mufti Muhammad Shaban Galabuzi ategeezezza nti obusiraamu okuva edda bwalina enteekateeka eziyamba okutangira ebirwadde nga Mukenenya nga buyita  mu nkuza y’abaana wamu n’okutangira obwenzi.

Supreme Mufti Galabuzi asabye abafumbo okunyweza obwesigwa olwo lwebajja okuyambako  Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ku lutalo lwaliko olw’okulwanyisa Mukenenya.

Ye Kamalabyonna Charles Peter Mayiga  ategeezezza nti singa abantu badda ku ddiini kijja kubeera kyangu okulwanyisa Mukenenya singa abantu banaatambulira ku mateeka ga Katonda.

Owek. Mayiga era asabye abasiibi okufuba  okusimba emiti kiyambeko okutaasa ku mbeera y’obudde etandise okwonooneka n’okutaasa obutonde bw’ensi.

Ono asabye abantu okufaayo okusoosowaza eby’obulamu kuba abantu bangi bakosebwa ekirwadde kino nebalemwa okulaakulana n’eggwanga okugenda mu maaso.

Ssentebe w’Olukiiko oluteesiteesi era amyuka omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa agamba nti abasajja ennaku zino tebakyateekebwateekebwa kuba abasinga bafa ku mwana muwala bwatyo naasaba abantu okufaayo ku mwana omulenzi okusobola okukendeeza ku kirwadde kya Mukenenya.

Kulw’ abavujirizi ab’omukolo guno aba Airtel, Ali Balunywa ategeezezza nti babadde balina okutuukiriza ku nteekateeka yabwe eno era neyeeyama okugitwala mu maaso kuba eyamba okugatta abantu ba Beene.

Ensisinkano eno yeetabiddwako Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro, Robert Waggwa Nsibirwa, Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka,  Nnamwama Augustine Mutumba, Ssaabaganzi, baminisita, abakungu b’Obusiraamu ab’enjawulo, ababaka ba Palamenti wamu n’abaweereza mu Bwakabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist