• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga agguddewo Oluwalo lw’omwaka 2024, asabye abazadde okulondoola abaana ku masomero gyebabasindika

Gambuuze by Gambuuze
February 27, 2024
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga agguddewo Oluwalo lw’omwaka 2024, asabye abazadde okulondoola abaana ku masomero gyebabasindika
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro  Charles Peter Mayiga akubirizza abazadde okufaayo ennyo ku Masomero gyebasindika abaana baabwe okusoma naddala singa baba tebayimiridde bulungi mu byensimbi.

Obubaka buno Kamalabyonna Mayiga abuweeredde mu Bulange e Mmengo bw’abadde aggulawo omwaka gw’Oluwalo ogwa 2024 ku Lwokubiri.

Owek. Mayiga akalaatidde gavumenti okuteeka ebikozesebwa ebituukana na mutindo mu masomero gaayo okusobola okutumbula ebyenjigiriza.

Mayiga  akubirizza abazadde bonna okutwala abaana baabwe mu masomeo gebasobola mu byenfuna mu kifo ky’okubatwala mu masomero gebatasobola olw’ebisale byaago.

Katikiro era alaze obweraliikirivu olw’Omutindo gw’amasomero ga gavumenti oguserebye kyagamba nti kivudde ku masomero ga gavumenti obutabeeramu bikozesebwa.

Minisita wa Gavumenti Ez’ebitundu mu Gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka, Owek Joseph kawuki alambuludde ku alipoota eraga eggombolola n’Amasaza engeri gyegaakolamu mu Luwalo omwaka oguwedde.

Bbo Abaami ba Ssaabasajja Kabaka abamulamulirako Amasaza n’Eggombolola ez’enjawulo boogedde byebagenda okuteekako essira omwaka guno 2024.

Era kitegeerekese nti Eggombolola ya Mutuba III Makindye yeeyasinga eggombolola endala zonna n’eddilirwa Kampala Masekati nga wano eggombolola n’Amasaza abakola obulungi baweereddwa engule.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist