• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga akubagizza ab’enju y’Omutaka Lwomwa, ayagala eby’okunoonyereza bireme kukoma mu bigambo

Gambuuze by Gambuuze
February 27, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga akubagizza ab’enju y’Omutaka Lwomwa, ayagala eby’okunoonyereza bireme kukoma mu bigambo
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga akubagizza ab’enju y’omugenzi Omutaka Lwomwa, Daniel Bbosa olwokufiirwa omuntu wabwe abadde ow’omugaso eri Buganda ne Uganda.

Owek. Mayiga omugenzi amwogeddeko nga omuntu abadde omukkakamu gw’otayinza kufunako nsonga ekukozesa ekintu ekyo eky’okumutta bwatyo neyeewunya abamuggye mu bulamu bw’ensi kyebamulanze.

”  Gavumenti ejjanjabe omutemu eyasigaddewo awone atubuulire eyamutumye kubanga omukyala, abaana, n’abeddira Endiga, tebayinza kufuna mirembe okutuusa nga ategedde ensibuko eyatisizza omuntu wabwe,” Kamalabyonna Mayiga bw’annyonnyodde.

Ono agamba nti ku luno baagala ensi etegeere ekituufu ekivudde mu kunoonyereza sso ssi kubikomya mu bigambo alipoota negaana okuweebwa ensi.

Owek. Mayiga annyonnyodde nti  mu Buganda abantu bonna beenyumiriza nnyo mu Bika byabwe, era okuvuganya mu Bika kwa nnono era kwa buntubulamu nga tewaba kugwang’ana mu bulago.

Era agasseeko nga Abakulu b’Ebika bwebali empagi enkulu mu kunyweza ennono mu Buganda, nga abasse Lwomwa kbafumise luwombo lw’ abaganda kuba Ebika byebibagatta.

Mu kukubagiza kuno, Kamalabyonna Mayiga awerekeddwako minisita w’Amawulire Okukunga era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek Israel Kazibwe Kitooke wamu n’Abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist