• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ababaka b’Oludda okuvuganya Gavumenti bagaaniddwa okulambula eddwaliro e Lubowa

Gambuuze by Gambuuze
February 26, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ababaka b’Oludda okuvuganya Gavumenti bagaaniddwa okulambula eddwaliro e Lubowa
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Lubowa – Busiro

Ababaka mu Palamenti abali ku ludda oluvuganya nga bakulembeddwamu abakulira,  Rt Hon Joel Ssenyonyi, bagaaniddwa abeby’okwerinda okuyingira okulambula entambula y’emirimu mu kifo awalina okuzimbibwa  eddwaliro ely’omulembe  e Lubowa.

Ssenyonyi ateegezezza bannamawulire ku mulyango oguyingira mu kifo kino nti ,  babadde bazze okulondoola entambula y’emirimu ku kizimbe kino wabula abeby’okwerinda nebabategeeza nga bwebadde batakkirizibwa kuyingira mu kifo kino.

“Tuzze wano leero okukola ogwaffe era tulinda abakwatiibwako ensonga eno baggulewo tusobole okuyingira tumanye ekigenda mu maaso wano, bano abasirikale batekeddwa kukuuma mirembe n’okutuwa obukuumi, wabula ffe tetwetaaga bukuumi bwabwe naye bwebaba bagala baddembe okuyingira naffe balabe ebigenda mumaaso kubanga nabo bawa omusolo era eddwaliro lino lyakubaganyula” Ssenyonyi bw’annyonnyodde.

Ababaka bano batuuse e Lubowa ku ssaawa  ttaano (5) ez’okumakya nga wano basanze abakuumaddembe abambalidde emmundu era wadde ono abadde agezaako okubanyonyola babadde tebaagala kumuwuliza.

kino kijjidde mu kaseera nga Palamenti yakayisa obuwimbi 2 n’obukadde 700 ez’okulondoola omulimu guno.

Enteekateeka z’okuzimba eddwaliro lino zizze zirabikiramu vvulugu mungi okumalira dala emyaka 5 bukyanga zitandika.

Ensimbi eziri eyo mu busse kamu n’ekitundu ( 1.5 trillion) ezomuwi w’omusolo zeezakasaasaanyizibwa mukuzimba eddwaliro lino yadde nga tewanabaawo kyamanyi kitukiddwako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist