• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Nnamwama  Mutumba asabye abantu okukozesa obulungi omutimbagano era  bafeeyo okukuuma Nnamulondo

Gambuuze by Gambuuze
February 21, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Nnamwama  Mutumba asabye abantu okukozesa obulungi omutimbagano era  bafeeyo okukuuma Nnamulondo
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Lubiri – Mmengo

Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka era omukulu w’Ekika ky’ Ekkobe,  Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba asoomozeza  abantu ba Kabaka okumanya  obuvunaanyizibwa  bwabwe mu kukuuma nokunyweza Nnamulondo naddala ku mulembe guno nga waliwo abasekeeterera Obwakabaka.

Okwogera bino abadde aggulawo omwaka gw’Amakula 2024 mu Lubiri  e Mmengo ku Lwokusatu.

Omutaka Mutumba agamba nti beewale obutawubisibwa Tekinologiya nókumukozesa omutimbagano mu ngeri entuufu egenderera okunnyweza Nnamulondo.

Jjajja  Kizito Mutumba  akubiriza abantu ba Ssaabasajja okuba abasaale mu kukuuma n’Okunnyweza Nnamulondo  baleme kutwalibwa mutimbagano kuba waliwo abalina ebigendererwa by’okuwabya abantu ba Kabaka.

Omutaka  Namwama era  asabye  Abaami ba Kabaka okwewala okwenyigira mu mivuyo gye ttaka okukuuma ekitiibwa kya Buganda .

Ye Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka,  Omuk.Moses Luutu  alaze okutya olw’ettemu ku bavuzi ba Booda eryeyongedde era asabye abavunanyizibwa okukangavvula mu ngeri esaanidde abenyigidde mu ttemu.

 Akulira Olubiri lwa Kabaka e Mengo, Omuk. Ssewava Robert asabye abakulembeze  okubangulwa nokunnyikiza mu bantu ba Kabaka obukozi bakomye okwagala ebyendola wabula beekolerere nga Buganda lwejja okugenda mu maaso.

Ye Ssenkulu wa Brooks Agro Farm, Bugaya Denis  asabye  bannamakolero banne  naddala Abaganda obuteerabira gyebava  era batuukirize obuvunannyizibwa bwabwe eri Nnamulondo.

 Abaami b’Eggombolola nabantu abalala abakiise embuga baweze okuweereza Ssaabasajja awatali kumutiiririra ate mukwennyigira mu nteekateeka ze.

Ku Ggombolola eziguddewo omwaka guno kuliko;   Mutuba IV Kawuga ne Mutuba VI Kasawo okuva e Kyaggwe , Eggombolola ya Mutuba 1 Nangabo mu Kyaddondo wamu naba Brooke’s Agro Farm Limited  kwosa  Omwami w’Eggombolola ya Ssaabagabo Ngogwe eyawumula Ssaalongo Kiseka Livingstone .

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist