• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ab’ekibiina ky’Olulimi Oluganda basiimiddwa olw’okulutumbula

Gambuuze by Gambuuze
February 21, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ab’ekibiina ky’Olulimi Oluganda basiimiddwa olw’okulutumbula
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Abakulira ekibiina ky’Olulimi Oluganda basiimiddwa olw’okutumbula Olulimi luno n’okulukulaakulanya n’okutwala eggwanga mu maaso.

Okusiima kuno kukoleddwa Katikkiro w’Ekika ky’Engo, Lubowa Ssebina Gyaviira ku Lwokusatu ku lunaku lw’okukuza olunaku Lw’ennimi ennansi munsi yonna.

Lubowa Ssebina  era akunze abantu okwetanira okulambula ekkaddiyizo lya ssekabaka Muteesa, eliguddwawo olwaleero ku ssettendekero e Makerere bongere okumanya obuwangwa.

Ono akuutidde  abazadde obutalagajalira baana baabwe baleme kuwaganyala nakwetanira mizze ng’okunywa biragalalagala nebirala ebiringa ebyo.

Amyuka omuwandiisi ow’enkalakalira mu Bwakabaka Omuk.u Peter Zake Ssenyonga Ssebayiga, asabye wabeewo okulambikibwa munkozessa y’ebigambo ebitali bimu okusobola okukulaakulanya olulimi Oluganda.

ono era asabye abavubuka okuteeka olulimi Oluganda kumwanjo nga balusosoowaza ku mikutu mugatta bantu gamba nga Facebook TikTok nemirala.

Ye omuwandiisi webitabo by’olulimi oluganda, Dr Kimara Adam akunze abaganda okwagazissa abaana olulimi lwabwe nga balubasomesa okutandikira dala mumakka mwebasibuka.

Ono era asabye wangunjibwewo sirabaasi y’olulimi oluganda mumasomero abaana basomesebwe ebintu ebituufu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist