• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

FDC ekakasizza okuleeta muwala wa Cecilia Ogwal  ng’omubaka omukyala owa Dokolo

Gambuuze by Gambuuze
February 6, 2024
in Eby'obufuzi
0 0
0
FDC ekakasizza okuleeta muwala wa Cecilia Ogwal  ng’omubaka omukyala owa Dokolo
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Najjanankumbi – Busiro

Abavunaanyizibwa ku by’okulonda ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi  balangiridde muwala w’omugenzi Cecilia Ogwala, Rosemary Alwoc Ogwal okuddira nnyina mu bigere ng’omubaka omukyala owa disitulikiti ye Dokolo.

Abakulu bano baasisinkanye ab’enju y’omugenzi nebakkaanya ku ky’okuwagira Alwoc okuvuganyiza ku kkaadi ya FDC asobole okudda mu bigere bya Nnyina eyafa ku nkomerero y’omwezi oguwedde.

Bano era balungamiza Alwoc  ku ntambula y’ebyobufuzi wano muggwanga wamu n’emiramwa gy’ ekibiina ki FDC kubanga ono aludde nga awangalira mitala wamayanja.

Kino kiddiridde ebigambo okuyiting’ana nga  Alwoc bwagenda okwesimbawo ku kaadi ya NRM oba okujja kubwanamunigina mukulonda kuno wabula FDC e kakasiza nga NRM ne UPC bwebatukirirako omukyala ono wabula nasalawo okwesimbawo ku kaadi ya FDC okusobola okukuuma obukulembeza bw’omugenzi Cecilia Ogwal.

Omwogezi wa  FDC John Kikonyogo ategeezezza nga okusalawo kwa Alwoc okuvuganya ku kkaadi ya FDC bwekwoleka lwattu nti ono Munna FDC lukulwe era asobola okukireetera obuwanguzi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist