• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omutaka Mutumba akuutidde abazukkulu okunyweza Ebika

Gambuuze by Gambuuze
January 25, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omutaka Mutumba akuutidde abazukkulu okunyweza Ebika
0
SHARES
79
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka era omukulu w’Ekika Ky’ Ekkobe, Omutaka Namwama  Augustine Kizito Mutumba ayongedde okukaatiriza obukulu bw’ Ebika mu Bwakabaka nga bisaanye okunywezebwa  Buganda okugenda mu maaso.

Okwogera bino abadde ayanjulirwa Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitooleko ne Katikkiro w’Ekika ky’ Endiga n’omumyuka we abaggya kwosa n’Omumyuka Asooka owa Katikkiro mu kika ky’ Enkima ku Lwokuna.

Omutaka Mutumba agamba nti buli lwetutanyweza bika byongera okusemberera ekiteeka ennono n’obuwangwa mu katyabaga.

Jjajja Mutumba akubirizza obuweereza bwebayingidde okubutambuliza ku buvumu n’obumalirivu okulaba nga ekitiibwa  ky’ Ebika kiddawo mu mulembe guno ogusoomozebwa Tekinologiya n’enkulaakulana.

Abasabye okumanya  obukulu bwe Ebika era agamba nti bino empagi enkulu era musingi gwa Buganda nga biteekeddwa okunnywezebwa.

Katikkiro w’Ekika  kino Lwasi Eria ayanjuddwa nomumyuka we baweze okuweereza Ekika nobumalirivu okukinnyweza nokukuuma Nnamulondo.

So nga Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitooleko agamba nti obuweereeza Obugya bwatandise essira wakulisa ku kulafuubana  okukulaakulanya Ekika  kyenyogere okuyitimuka n’okunyweza Obumu.

 Ssaabaganzi Emmanuel Ssekitooleko, awerekeddwako mukyalawe, abooluganda, wamu n’aboomu makaage.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist