• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Bwanika asabye abateekerateekera ebibuga obutanyigiriza nnyo bantu

Gambuuze by Gambuuze
September 12, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Bwanika asabye abateekerateekera ebibuga obutanyigiriza nnyo bantu
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’ensonga z’Amateeka era Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Christopher Bwanika asabye abakulembeze abavunaanyizibwa ku kuteekerateekera ebibuga okukola n’obukugu ate baleme kunyigiriza bantu ababiwangaaliramu.

Okusaba kuno Minisita Bwanika akukoledde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri bw’abadde atikkula Oluwalo okuva mu bammeeya n’ekitongole ki Ssuubiryo Zambogo SACCO.

Owek. Bwanika asomoozezza bammeeya bulijjo  okuteekerateekera ebibuga mu ngeri egasa bannansi era etanyigiriza bantu wadde nga enkulaakulana yeetaagibwa.

Minisita Bwanika era asabye abakulembeze bulijjo obuweereza bwabwe okubutambuliza ku mazima nobwerufu kibasobozese okugussa obuvunannyizibwa bwabwe olwo Buganda esobole okudda ku ntikko.

 Ssaabawolereza era asabye abakulembeze bulijjo obuweereza bwabwe okubutambuliza ku mazima nobwerufu kibasobozese okugussa obuvunaanyizibwa bwabwe.

Ye minisita w’Amawulire n’Okukunga abantu ba Kabaka, Owek. Israel Kazibwe awadde bannayuganda amagezi okwettanira obwegassi kuba lwelutindo olwokubayunga ku nkulaakulakulana eyanamaddala.

Mmeeya wa Masaka City, Florence Namayanja yeebaziza Omutanda olw’okuvaayo nalagira Masaka efuulibwe City ekyakolebwa kyagamba nti kyo gedde enkulaakulana eyamanyi mu bitundu bino .

Ate Ssentebe wa Bboodi ya Ssuubiryo Zambogo SACCO Owek. Balikuddembe Ssenkusu, ategeezezZa nti nti enkola Y’ Oluwalo  yankizo nnyo mu kusitula Obwakabaka nga kyansonga buli omu okugyetabamu  .

Mu luwalo luno obukadde 16 n’emitwalo 76 zezireteddwa bammeeya  b’ebibuga eby’enjawulo kwossa ekitavvu ekya Suubiryozambogo SACCO.

Ekibuga ky’e Masaka kyekinywedde mu birala akendo bwe bazze n’obukadde 10 n’emitwalo 26, Kakiri Town Council akadde Kamu, Kyengera Town Council emitwalo 50, Kajjansi town Council akakadde kamu nga ate ekitongole Ki Ssuubiryo Zambogo SACCO kikiise nobukadde 4.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist