• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Olukiiko lusembye ebiteeso ebiwerako, lwagala Abataka basooke kwebuuza ku Beene ku nsonga z’okwekulaakulanya

Gambuuze by Gambuuze
August 28, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Olukiiko lusembye ebiteeso ebiwerako, lwagala Abataka basooke kwebuuza ku Beene ku nsonga z’okwekulaakulanya
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Olukiiko lwa Buganda olwomulundi ogwa 31 olutuula olusooka  olubadde lukubirizibwa Sipiika Patrick Luwaga Mugumbule luyisizza ebiteeso bitaano nga ku bino ebiteeso bisatu ku bisembddwa, kwebaza Ssaabasajja Kabaka olw’okulambika obulungi Obuganda ku nsonga ezitali zimu nga bino bisomeddwa minisita w’ensonga z’Olukiiko Noah Kiyimba.

 Olukiiko era lusembye ekya  Abataka abakulu ab’Obusolya  okufuna okulambikibwa kwa Ssaabasajja Kabaka nga tebanaba kubaako nsonga zonna za kwekulaakulanya zebenyigiramu wamu n’okulaba nga Ssaabataka abalungamya ku nsonga zonna ez’Olukiiko lw’Abataka

Abakiise era beebazizza Kabaka olwa kaweefube gwakulembeddemu mu myaka 30 ow’okuzza Buganda ku ntikko omuli okutumbula eby’obulamu, okutumbula  eby’obulimi n’omutindo gw’embeera z’abantu mu bulamu obwabulijjo

Olukiiko lusembye nti ensonga enkulu ennyo mu kwogera kwa Ssaabasajja Kabaka zongere okuteesebwako mu bukiiko bw’olukiiko obw’enjawulo.

Ababaka mu Lukiiko lwebaza nnyo Kabaka olw’okulonda baminisita abaggya mu Bwakabaka bwa Buganda era beebazizza nnyo abawummudde olw’ettofaali lyebatedde ku kaweefube ow’okuzza Buganda ku ntikko.

Mu Lukiiko luno Abaami ba Kabaka bakubye ebirayiro okuweereza nokubeera abawulize eri Kabaka.

Olukiiko luno era luteesezza ku nsonga ez’enjawulo Beene zaabadde ayogerako ku mirundi egisembyeyo ng’alambiseeko eri Obuganda era neluwera okuteeka ebiragiro bino mu nkola.

Ensonga zino Katikkiro azittaanyiza okusobola okugobererwa obulungi baminisita n’okuziteekesa mu nkola.  

Olukiiko luno olukubiriziddwa Sipiika Owek. PAatrick Luwagga Mugumbule, lwatandise nakulayiza baami ba Kabaka beyawa obwami nokukola enkyukakyuka mu baminisita kyokka abo bokka ababadde tebakiika mu lukiiko lwa Buganda newankubadde balina ebifo byobwami bebakubye ebirayiro.

Bano kubaddeko Owek. Dr. Anthony Wamala, Owek. Robert Sserwanga, Owek. Ahmed Matovu Magandaazi, Owek. Ssempebwa, n’Owek. Jane Bakalikwira era Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika yakoze omulimu guno.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist