• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Olukiiko 31: Okwogera kwa Kabaka ng’aggulawo Olukiiko lwa Buganda olwa 31

Gambuuze by Gambuuze
August 21, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Olukiiko 31: Okwogera kwa Kabaka ng’aggulawo Olukiiko lwa Buganda olwa 31
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Bannalinnya,  Abalangira n’Abambejja, Abataka abakulu ab’Obusolya,  Baminisita b’Obwakabaka, Abakiise ba Palamenti, Abakiise mu Lukiiko lwa Buganda, ab’Amasaza n’abaami ba Kabaka, Bannaddiini, abakulembeze ab’ebitongole bya gavumenti eyawakati, abagenyi abakulu ab’enjawulo, abagenyi baffe mwenna, tusanyuse nnyo okubalabako.

Okusooka tukulisa nnyo abaami abaweereddwa obuvunanyizibwa obutali bumu era tubaagaliza okuweereza obulungi, twebaza ne bannaffe bonna abawummudde mu buweereza bwa buli ngeri wano mu Bwakabaka olw’okubeera abawulirize  n’ettoffaali  lyemutadde mu kuzimba Buganda, mwebale nnyo mwebalire ddala.

Abeyanzizza Obwami tubakuutira okubeera eky’okulabirako era ekifaananyi eky’obuweereza obulungi nga mwemuli obuwulize era obumalirivu obutaliimu nkwe. Twagala abavubuka baffe n’abantu bonna, okwegomba obuweereza bwammwe, n’okulaga nti tusobolera ddala bulungi, okutuusa obuweereza obulungi eri abantu baffe mu mukwano, nga tugoberera amateeka awamu n’ennono.

Tusaba n’abantu baffe mwenna okwetegereza obuweereza bw’abaami bano, abaami ba Kabaka, okulaba nga batuukiriza obulungi empeereza yabwe. Kaakati njagadde okwogerako ku nsonga ey’obulimi. Newankubadde nga tukyalina obuzibu mu nsonga ey’obulimi naddala ku butale n’okugwa kw’emiwendo gy’ebintu byetulina, naye tuleme kukoowa.

Era tusaba ne gavumenti okutwala eby’obulimi ng’essomo ekkulu ennyo era lisomesebwe okutuuka mu siniya, kisobozese abaana baffe okuyiga eby’obulimi nga bakyali mu masomero. Ensonga endala, tukyawulira abantu baffe abasengulwa ku ttaka mu bitundu ebitali bimu. Bwebagenda mu mbuga z’amateeka kitwala ebbanga ddene okuwuliriza emisango egikwata ku ttaka.

 N’olwekyo tusaba nti abo abalamula emisango bawulirize, okusalawo emisango egyo mu bwangu. Tuddamu okuyozaayoza bannaffe abalondeddwa mu buweereza obw’enjawulo, tubasaba obutaswaza Bwakabaka era tubaagaliza emirembe. Mwebale nnyo, Olukiiko lugguddwawo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist