• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka asiimye okulabikako eri Obuganda ng’ aggulawo Olukiiko lwa 31

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka asiimye okulabikako eri Obuganda ng’ aggulawo Olukiiko lwa 31
0
SHARES
77
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masengere – Mmengo

 Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda nga aggalawo Olukiiko lwa Buganda olwa 30 n’okuggulawo Olukiiko olwa 31 ku bbalaza ya Ssabbiiti ejja nga 21 ogw’omunaana.

Kino kibikuddwa Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwagga Mugumbule  ku Lwokutaano bw’abadde ayanjula enteekateeka y’olunaku mu Masengere.

Owek. Mugumbule ategeezezza nti enteekateeka y’olunaku egenda kutandika mu butongole ku Ssaawa 5 ez’okumakya wabula abagenyi bonna basuubirwa okuba nga batuuse ku ssaawa 4 ez’okumakya.

Era bano  abasabye okugoberera ennambika eyabategeezebwa wabula n’akkatiriza eky’omuwendo gw’abantu ogw’abategeezebwa okukiika nagwo ku lunaku olwo wakati mu kubasaba obutagusussa.

Sipiika Mugumbule wano asabye abanabaawo bonna okukwata obudde basobole okwaniriza Empologoma ya Buganda mu kitiibwa kyaayo era nakakasa nga baminisita abaggya Nnyinimu beyaakawa Obwami bwebasuubira okweyanza obukulu buno mu maaso g’Empologoma.

Okusinziira ku Owek. Mugumbule abakiise abaneetaba mu lukiino luno bonna bayite ba bbaluwa era naasaba abatayitiddwa obutagenda mu lukiiko luno okwewala okubataataganya.

Mu ngeri yeemu n’abantu abanaatuula ku kabanyi  (gallery) nabo   bayite nga kino kikoleddwa okusobola okuggyayo obulungi ekitiibwa ky’omukolo.

Abakiise abakadde wamu n’abaami abaggya, omukubiriza w’olukiiko abajjukizza okukuuma ebiseera n’okwenaanika ebyambalo ebiragaane Nnyinimu abasange nga bamwetegekedde bulungi.  

 Sipiika akunze Obuganda okwaniriza Omutanda eyo yonna gy’analambula  mu ngeri esaanidde ate ey’obugunjufu.  

Kinajjukirwa nti okuva Ssaabasajja lweyatuula ku Nnamulondo, Olukiiko lwa Buganda lwaddamu okutuula nga kati emyaka 30 nga terusirisizaamu era ebbanga lyonna  Nnyinimui abaddenga asiima n’akulemberamu enteekateeka eno nga bweguli neku mulundi guno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist