• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Mariam Nkalubo asabye abakulembeze okwenyigira mu lutalo lw’okutaasa omugga Ssezibwa

Gambuuze by Gambuuze
August 4, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Mariam Nkalubo asabye abakulembeze okwenyigira mu lutalo lw’okutaasa omugga Ssezibwa
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Sseeta – Kyaggwe

 Minisita wa Bulungibwansi, Obutonde bw’ensi n’Ekikula ky’ Abantu, Owek. Mariam Mayanja Nkalubo asabye abakulembeze mu Kyaggwe ku mitendera egy’enjawulo beenyigire mu lutalo lw’okutaasa omugga Ssezibwa ogwolekedde okusaanawo.

Okusaba kuno Owek. Mayanja akukoledde  ku Rhider Hotel, e Sseeta mu Kyaggwe ku Lwokutaano mu lusiisira lwa ‘Ssezibwa Catchment Area’ olutegekeddwa okutaasa ensulo z’omugga Ssezibwa.

Owek. Nkalubo agambye nti abakulembeze balina obuvunaanyizibwa okukubiriza abantu abeetolodde  omugga guno okwewala ebikolwa ebikendeeza amazzi gaagwo.

Ono annyonnyodde nti abantu abagwetolodde baguyiwamu ettaka, kasasiro ate abandi baguzimbyeko nga bino byonna bitadde omugga guno mu buzibu ekintu eky’obulabe eri obutonde n’abantu abali mu kitundu kino.

Owek. Mayanja ategeezezza nti Obwakabaka bugenda kuteekawo Olukiiko olugenda okulabirira n’okulondoola  awamu n’okutaasa ebifo by’Entobazi wonna mu Buganda okubitaasa ku kusaanyizibwawo.

 Kinajjukirwa nti enteekateeka eno eya ‘Ssezibwa Catchment Area’, evujjirirwa bbanka y’ensi yonna ng’ejja kubuna Kampala, Wakiso, Luweero, Nakasongola, Mukono n’e Buikwe.

Omusomo gwetabiddwamu Bannampala ab’Amasaza; aba Gavumenti eyawakati ne Bannaddiini.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist