• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abakulembeze bakubiriziddwa bulijjo okufuba okuleka omukululo

Gambuuze by Gambuuze
July 20, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abakulembeze bakubiriziddwa bulijjo okufuba okuleka omukululo
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Abakulembeze bakubiriziddwa bulijjo okufaayo okuleka omukululo nga bali mu buweereza abalala basobole okulabirako era kiyambe okunyweza Ebika byabwe.

Obubaka buno buweereddwa Omutaka walusimbi  Makubuya Mbirozankya omukulu w’Ekika ky’Effumbe bw’abadde  ali ku mukolo gw’okulayiza abakulembeze abaggya ku lukiiko lw’Ekika kino.

Abalayiziddwa kuliko; Omumyuka Katikkiro w’ekika owokubiri John Ssebaggala kigozi, Ssengendo Godfrey wa Byabuwangwa, Nabaggala Hadijah y’ akulira abakyala, Annet Nalubwama wa mawulire ate  Ssebaggala Sulaiman agenda kuvunaanyizibwa ku ntambula za Jjajja.

Omutaka Walusimbi era abasabye okufaayo okulaakulanya ekika kyabwe era bafube okutuukiriza obuvunaanyizibwa obubaweereddwa okusobola okugenda mu maaso.

 Ye Omutaka w’Engo, Muteesaasira Keeya Namuyimba Ttembo abakulembeze abaggya abasibiridde entanda okuteeka mu nkola obuvunaanyizibwa bwabwe baleme kukoma kugwogera nga mukino ekika lw’ekijja okugenda mu maaso.

Ye Omukuku w’Ekika ky’Engeye  Omutaka Kasujja Kakande Kibirige Sheba Kyasimba abawadde amagezi okwewala ebisomoozo okubagya ku mulamwa wabula bafube okutema empenda okubigonjoola .

Bbo abakulembeze abalondeddwa baweze okuweereza obulungi nokulaba nga ekika kyongera okukulaakulana nokuggumira.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist