• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Owek. Mugumbule asabye abazadde n’abasomesa okubangula obulungi abaana

Gambuuze by Gambuuze
July 18, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule asabye abazadde  wamu nabasomesa okwongera amaanyi mu kubangula nokubateekateeka obulungi kuba ly’ eggwanga ery’enkya.

Okwogera bino, Sipiika Mugumbule abadde atikkula Oluwalo lwa bukadde 18 n’omusobyo okuva mu masomero ag’enjawulo okuva mu Busiro agakiise embuga ku Lwokubiri.

 Wano Owek. Mugumbule wasinzidde naasaba abazadde okwongera okukwasisa empisa mu baana basobole okufuuka abantu ab’omugaso gyebujja.

 Ye Omwami w’Eggombolola ya Ssaabagabo  Nsangi Wasswa Mathias Kutanwa ateembese amasomero gano agamba nti kino bakikola okwongera okunyweza Buganda  eyongere okubukala naddala mu miti emito kubanga ly’ eggwanga ery’enkya.

Ye Mmeeya wa Kyengera Ttawuni Kkanso, Mathias Walukagga akubye abayizi akaama okwagala  ennyo eggwanga lyabwe kwosa n’okunywerera ku misomo gyabwe beewale eby’okubaggya  ku mulamwa nga lwebanaaba nebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

Bbo abayizi abaleese Oluwalo bategeezezza nga bwebali abasanyufu kuba nabo basobodde okufuna ku mukisa ogutuuka embuga nebalaba ebibeerayo.

Amasomero agakiise embuga kubaddeko Nanziga SDA Primary School, Ssetendekero International Paramedical Institute Maya , Nanziga SDA Primary School, Muvule Primary School , Buddo Junior School , Trinity College Nabbingo , Kings College Buddo namalala mangi .

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist