• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asisinkanye Abaami b’Amasaza nabakuutira ku nkola y’omulembe omuggya

Gambuuze by Gambuuze
July 5, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asisinkanye Abaami b’Amasaza nabakuutira ku nkola y’omulembe omuggya
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abaami b’amasaza mu Bwakabaka nabakuutira okunyweza enkola y’omulembe omuggya omuli obuyiiya, obunyiikivu n’okukozesa obwerufu n’obwagazi okusobola okutwala emirimu gya Nnyinimu mu maaso.

Bino abyogeredde asisinkanye abaami b’amasaza abaggya okuva e  Rwenzori ne Busoga abazze  okukiika embuga mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu.

Owek. Mayiga abeebazizza okukunga abantu okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka, era boongere okubakubiriza okulima emmwaanyi bagobe obwavu era basobole okwekulaakulanya.

Mukuumaddamula era abeebazizza olw’omulimu gwebakoze okuddaabiriza  embuga z’Amasaza, ne mbasaba boongere okuziyonja zirabike bulungi okusobola okutuukana n’ekitiibwa kya Buganda.

Owomumbuga abayitiddemu ku miganyulo egyava mu lugendo lwa America omwali okubangawo emikago okutwala Buganda mu maaso era nabasaba okulaba nti abantu bamanya ebifa embuga baleme kugendera ku bulimba obutambuzibwa abantu ab’enjawulo abenoonyeza ebyabwe.

Ye Ssaabawolereza wa Buganda era minisita wa gavumenti ezebitundu Owek. Christopher Bwanika yeebazizza Katikkiro olw’okubasakiranga n’okufunira Buganda emikago egizimba.

Ssentebe wolukiiko lw’ Aabaami b’ Amasaza, Ppookino Jude Muleke yeebazizza Katikkiro olw’ omukisa guno era neyeeyama okwongera okwagazisa abantu enteekateeka za Buganda okusobola okubaggya mu bwavu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist