• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abajaasi ba UPDF abafiiridde e Somalia

Gambuuze by Gambuuze
May 31, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abajaasi ba UPDF abafiiridde e Somalia
0
SHARES
16
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abajaasi b’eggye lya UPDF abafiiridde e Somalia mu bulumbaganyi obwabakoleddwako abakambwe ba Alshabaaba.

Obubaka  obwakufulumiziddwa ku Lwokubiri nga buliko omukono gwa minisita w’ensonga z’Amawulire era Omwogezi w’Obwakabaka, Owek. Noah Kiyimba busaasidde ab’enju awamu n’enganda z’ abagenzi awamu n’ eggye lya UPDF olw’ekizibu kino.

Obwakabaka era busaasidde abo abafunye ebisago era nebusaba bannansi okubateeka mu ssaala basobole okusuuka amangu.

Okusinziira ku minisita Kiyimba, basuubira nti wagenda kubaawo okunoonyereza okuzuula ekyavuddeko obuzibu buno era busalirwe eddagala buleme kuddamu kubaawo.

Obwakabaka era bukubirizza ebiwayi eby’enjawulo ebiri mu ggwanga lino awamu n’ekibiina ky’amawanga amagatte okulaba nti Somalia ebeeramu emirembe, kisobozese abo abatwalibwayo okukuuma emirembe okudda okwabwe.

Bino webijjidde ng’omuwendo gw’abajaasi omutuufu ogwafiiridde mu bulumbaganyi buno tegunamanyika wadde eggye lya UPDF lyaweze okunoonya era likwate ababadde emabega w’ettemu lino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist