• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Ssekabembe akubirizza abantu okukuuma ettaka lyabwe

Gambuuze by Gambuuze
May 25, 2023
in Amawulire
0 0
0
Minisita Ssekabembe akubirizza abantu okukuuma ettaka lyabwe
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’Abavubuka Emizannyo n’Okwewumuzaamu mu Buganda, Owek.Henry Ssekabembe Kiberu akubiriza abantu okufuba ettaka lyabwe kubanga kye ky’obugaga kyebalina era Obuganda kwebwazimbibwa.

Okuwa bubaka buno, Owek. Ssekabembe abadde  atikkula Oluwalo okuva mu ssaza lye erye Bugerere oluwalo ku Lwokuna mu Bulange e Mmengo.

“Mukuume ettaka lyammwe. Tosobola kutwala nsi ku ntikko nga tekuuma bya bugagga byaayo. Bwemutakuume byabugagga byammwe nga n’ettaka mwolitwalidde tujja kufuuka emmomboze,” Owek. Ssekembe bw’annyonnyodde.

Minisita Ssekabembe agambye nti ku bumu bano bwebalaze tewali kubuusabuusa nti olutindo oluzza Buganda ku ntikko lugenda kugatta abavubuka, abaana, abasajja bakulu, bannaddiini awamu n’abantu ab’enjawulo okusobola okukyuusa embeera.

Owek. Ssekabembe asabye abantu okumanya nti byonna ebikolebwa mu bwakabaka byesigamiziddwa ku bintu ebitumbula embeera z’abantu ba Beene.

Abeebazizza olw’okunywerera ku Buganda wakati mu Kwagala, okugumiikiriza, okumalirira n’okwewaayo kuba waliwo bangi abaagala okubawabya nga babajja ku Mulamwa babaawule ku gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka.

 Ye Ssaabawolereza wa Buganda Owek.Christopher Bwanika bano abeebaziza olwokumannya obuvunannyizibwa bwabwe ate nebafaayo okubutuukiriza.

 Ensimbi eziwerera ddala Obukadde 18 zezileeteddwa eggombolola ezenjawulo okuva mu ssaza rya Ssaabasajja erye Bugerere mu nteekateeka ya Luwalo Lwaffe ziyambeko mu kutambuza emirimu gy’Obwakabaka okuyita mu kugula Satifikeeti.

Ezimu ku gombolola ezikiise embuga kubaddeko Mumyuka Kayunga, Musaale Kangulumira , Ssaabaddu Galilaaya , Ssaabagabo Kayonza  n’endala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist