• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka atenderezza Omukama Kabalega ne Ssekabaka Mwanga

Gambuuze by Gambuuze
April 6, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka atenderezza Omukama Kabalega ne Ssekabaka Mwanga
0
SHARES
67
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bunyoro

Ssaabasajja Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II, atenderezza obuzira bw’Omukama Chwa II  Kabalega, ow’Obukama bwa Bunyoro, eyafa emyaka 100 egiyise, gw’agambye nti yalwana nnyo okutaasa Obwakabaka bwe n’abantu ku bufuzi obw’amatwale, okutuusa lwe yatwalibwa ku bizinga by’e Seychelles, mu buwanganguse.

Bino bibadde mu bubaka bwe obwetikiddwa Omumyuka Asooka owa Katikkiro, Owek. Prof. Twaha Kigongo Kaawaase, eyakiikiridde Obwakabaka ku mukolo ogwategekeddwa Obukama bwa Bunyoro, okujjukira emyaka 100 bukya Omukama Kabalega ava mu bulamu bw’ensi oguyindidde ku ssomero lya Buyanja Secondary School,  e Kibale.

“Tujjukira nokwegomba ekikolwa ky’obuzira ekyakolebwa omugenzi Jjajja we Ssekabaka Mwanga n’ Omukama Kabalega nga balwanyisa abafuzi b’ Amatwale nebatuuka n’okukwatibwa, nebaggalibwa  mu bizinga bya Seychelles,” Ekiwandiiko kya Kabaka bwekisomye.

Omutanda annyonnyodde nti omukwano gwa Kabalega ne Ssekabaka Mwanga gulina okubeera empagi y’abantu ba Buganda ne Bunyoro okutambulira awamu.

Omukama Kabalega yafa mu mwaka gwa 1923 nga 6 Kufuumulampawu abafuzi b’Amatwale. Omukama Kabalega yalwanirira nnyo abantu be okukula mu byenfuna era yasibuula nnyo mu bawarabu ng’ono olulimi yali alumanyi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist