• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka busabye abantu okukola ennyo kibayambe obutayingirira mizze nga baagala okufuna ebyamangu

Gambuuze by Gambuuze
March 15, 2023
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka busabye abantu okukola ennyo kibayambe obutayingirira mizze nga baagala okufuna ebyamangu
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Obwakabaka buwadde abantu amagezi okuba abakozi ennyo okwekulaakulanya kuba y’engeri  yokka ey’okwewala okugwa mu bikemo n’okuyingirira emizze egitali gimu.

Amagezi gano agawadde ye Katikkiro w’ebyalo bya Ssaabasajja, Omuk. Moses Luutu bw’abadde atikkula Amakula okuva mu ggombolola ya Mutuba I, Mpigi mu  Mawokota mu Lubiri e Mmengo ku Lwokusatu.

Luutu agamba nti abantu balina okukola ennyo okugaziya ennyingiza yabwe basobole okweyimirizaawo batumbule embeera zabwe nga tebabalira ku balala kibayambe  nga abantu ne Buganda esobole okudda ku ntikko.

Akulembeddemu abantu bano okubatuusa embuga,  Edward Muwanga agamba nti kino babadde balina okutuukiriza ennono eno okulaba nti embiri za Ssaabasajja Kabaka tezigwesa byakulya.

Muwanga  aweze nti bakusigala nga baweereza Obwakabaka awatali kutunuulira bisoomozo kuba tebisobola kuggwawo.

Ebirabo ebireeteddwa mubaddemu emmere enkalu, ebisolo awamu n’ebintu ebirala ebyenjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist