• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Omulabirizi omuggya Rt. Rev. Enos Kitto Kagodo

Gambuuze by Gambuuze
February 26, 2023
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda buyozaayozezza Omulabirizi omuggya Rt. Rev. Enos Kitto Kagodo
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Mukono – Kyaggwe

Obwakabaka bwa Buganda bweggase ku bulisitaayo awamu n’eggwanga lyonna okwaniriza n’okuyozaayoza, Omulabirizi wa Mukono omuggya Rt. Rev. Enos Kitto Kagodo  atuuziddwa mu butongole era nakkiriza okudda mu bigere by’ Omulabirizi James William Ssebagala eyawummudde.

Obubaka obuyozaayoza kulwa Buganda, Katikkiro Charles Peter Mayiga abutisse, Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro Owek. Robert Waggwa Nsibirwa era nga yabusomedde abakulisitaayo abakung’aanidde ku ssomero lya Bishop’s SS e Mukono ku Ssande.

Katikkiro Charles ayozaayozezza Omulabirizi Kagodo era nategeeza nti kino kimugwanidde olw’obukozi bwe, amusabye okukwatagana ne Buganda asobole okuyamba abantu b’ekitundu kino okwegobako obwavu.

Mu ngeri ey’enjawulo Katikkiro Mayiga, yeebazizza Omulabirizi awummudde, Rt Rev. James William Ssebagala olw’okukwatagana obulungi ne Buganda era nasaba omuggya okunyweza enkolagana eno.

Omukolo gw’okutuuza Omulabirizi Kagodo gukulembeddwamu Ssaabalabirizi Dr. Stephen Kazimba Mugalu era bw’abadde ayogera asabye Rt. Rev. Kagodo okusigala nga mukakamu era yebuuzenga era yeesigame ku bakulisitaayo bekitundu kino okutwala mu maaso enteekateeka z’obulabirizi ezaali zatandikibwako.

Ye Pulezidenti Museveni mu bubaka bwe bwatisse omumyuka we Jessica Alupo asabye, Rt Rev. Kagodo okukunga abantu be Mukono babeere bakozi era balwanyise obwavu era namuwa ekirabo ky’ emmotoka kimuyambeko okutuuka ku bakulisitaayo yonna gyebali.

Ye omugole, Rt Rev. Enos Kitto Kagodo yeeyamye okutumbula embeera z’abaweereza n’abaawule era alwanyise obwavu awamu n’ekibbattaka nga asimba emmwaanyi n’ensuku ku ttaka lyonna ery’obulabirizi mukitundu kino.

Omukolo guno gwetabiddwako, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek.  Patrick Luwaga Mugumbule, Omutaka Kasujja ne Katikkiro we awamu n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist