• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Katikkiro Mayiga asabye bannamateeka okuyamba abantu bagategeere

Gambuuze by Gambuuze
February 13, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye bannamateeka okuyamba abantu bagategeere
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye bannamateeka bayambeko bannayuganda okutegeera obulungi amateeka kuba geetaagisa mu buli mbeera kiyambeko okukendeeza ku buzzi bw’emisango n’okulwanirira eddembe ly’obuntu.

Bino Owek. Mayiga abyogeredde mu Bulange e Mmengo ku Mmande bw’abadde asisinkanye bannamateeka abeegattira mu kibiina kya Uganda Christian Lawyers fraternity ababadde bakulembeddwa Ann Twinomugisha Muhairwe, Omumyuka wa Kaliisoliiso wa Gavumenti okulaba bwebasobola okukolagana obulungi ne Buganda.

“Bangi tebamanyi nti buli mbeera waliwo amateeka agafugawo, eky’okubiri abantu bangi tebamanyi ddembe libaweebwa mu mateeka. Abatali bannamateeka tebalina njawulo wakati wa Ssemateeka  n’amateeka amalala,” Katikkiro Mayiga bw’agambye.

Owek. Mayiga ategeezezza nti  mulimu gwa buli munnamateeka okulaba nti amateeka gagobererwa mu buli kimu abantu kyebakola wadde nga abantu ba  bulijjo balowooza nti baliwo kuwolereza bazzi bamisango awamu n’okukola ensimbi.

Ono asabye bannamateeka bano bulijjo okubeera abesimbu, abalumirirwa abo bebakolera emirimu, okugumiikiriza awamu n’okukola ennyo era basobole okuweereza mu bantu bebabeera nabo kuba mukutendekebwa kwabwe babeera bamanyi.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga, waliwo okusomoozebwa kw’okuyaayaanira obugagga olw’omululu mu balooya n’abakulu mu kitongole ekiramuzi ekitabudde omulimu gwa bannamateeka wakati mukugezaako okunoonya eby’obugagga wabula nasaba obugagga babunoonye nga beesigama ku bukulisito kyebugamba.

Eyayogedde kulwa ‘Uganda Christian Lawyers Fraternity’, Omulamuzi  Muwonge, ategeezezza nti bazze bakolagana n’ebitongole by’ Obwakabaka nga CBS okubangula abantu mu by’amateeka era bangi baganyuddwa mu  nteekateeka eno.

Omulamuzi William Muwonge ategeezezza nti waliwo okusomoozebwa kwebasanga nga bataputira abantu emisango naddala egyo egirimu okugaba ebibonerezo kuba waliwo ebigambo ebirema abantu okwatula olw’okutya okumansa entungo  n’ okuwemuka nekibalemesa okufuna obwenkanya kuba abamu ku balamuzi tebamanyi nkola ya wano.

Ye Ssaabawolereza wa Buganda,  Owek. Christopher Bwanika, abeebazizza olw’okukuuma ekitiibwa ky’Obwannamateeka nga  baweereza abantu mu bwesimbu nabasaba okwongera okulwanirira enfuga ey’ amateeka ebukale mu ggwanga.

Eyaliko omukulembeze w’ekibiina kino Edward Kato,  agambye nti beebamu ku bannamateeka abalwanirira eddembe ly’abuntu ba Beene abaasibwa nga Kabaka alemeseddwa okugenda e Bugerere mu 2009 nga baliko n’abalala bangi bebazze batuusaako obuyambi.

Ensisinkano eno egendereddwamu okunyweza enkolagana n’Obwakabaka n’okulaba engeri gyebasobola okwongera okutuusa obuyambi bw’amateeka ku bantu ba Beene.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.