• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulangira Wasajja akunze abantu okugaba omusaayi

Gambuuze by Gambuuze
January 16, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulangira Wasajja akunze abantu okugaba omusaayi
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kyaddondo

Omulangira David Kintu  Wasajja  akunze abantu ba Ssaabasajja  bonna mu Buganda okwetaba mu nteekateeka ey’okugaba omusaayi basobole okudduukirira abagwetaaga era bamalewo ebbula lyagwo mu ggwanga.

Obubaka buno Omulangira Wasajja abuweeredde Kawempe ku Growers bw’abadde akulembeddemu abavuzi ba booda booda n’okutongoza okugaba omusaayi mu ssaza lya Kyaddondo ku Mmande.

Omulangira  David kintu wasajja asinzidde ku mukolo guno nasaba gavumenti okutereeza  omulimo gwa Booda Booda   nadala mu Kampala kuba balina kinene kyebagatta ku nkulaakulana y’eggwanga.

Ono era akubirizza aba Booda Booda okugoberera amateeka g’ oku nguudo era balwanyise obubenje kuba kizuuliddwa nti obusinga babeera babulinamu omukono.

Omulangira Wasajja akuutidde abantu ba Ssaabasajja okujjumbira enteekateeka eno ey’okukung’aanya omusaayi egendereddwamu okutaasa obulamu bw’abantu.

Ate Ssenkulu wa Kabaka Foundation Omuk .  Kaggwa Ndagala  ategeezezza nti eggwanga lifuna ekizibu ky’ebbula ly’omusaayi naddala mu biseera nga abayizi ku masomero ag’enjawulo bali mu biseera eby’oluwummula so nga ate bano bebasinga okugaba omusaayi.

Abakulembeze ba Booda Booda mu Kampala  n’abakulembeze mu ggombolola y’e Kawempe beyanzizza Beene  olw’okusiima nabo beetabe butereevu mu nteekateeka eno.

Enteekateeka eno ewagiddwa aba  ekitongole ki Kabaka Foundation ne bannamikago okuli;  Uganda Red Cross Society , Uganda Blood Transfusion Services , Radio ya CBS FM ne BBS Terefayina.

Omukolo guno gwetabiddwako abakulembeze ba Division ye Kawempe ab’enjawulo ,abakungu okuva e Mmengo awamu n’abantu ba bulijjo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist