• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Amatikkira ga Muteesa I ag’omulundi ogwe 10 ga Lwakutaano luno

Gambuuze by Gambuuze
January 3, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Amatikkira ga Muteesa I ag’omulundi ogwe 10 ga Lwakutaano luno
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kakeeka – Mmengo

Abayizi abasoba mu 1200 be bagenda okutikkirwa mu bukugu obwenjawulo ku kitebe kya  Ssettendekero wa Muteesa I Royal University ekisangibwa e Kirumba – Masaka ku Lwokutaano luno.

Bino byogeddwa akuliddemu enteekateeka eno, Dr. Ronald Kyagulanyi, ku Lwokubiri bw’abadde ayogerako eri Bannamawulire ku ttabi lya Muteesa I Royal University, e Kakeeka – Mmengo mu Kyaddondo.

Dr. Kyagulanyi agambye nti gano ge matikkira ag’omulundi ogw’ekkumi, era abayizi bakufuna amabaluwa agabakakasa obukugu bwebafunye ku mitendera egy’enjawulo okuli Ddiguli, Dipulooma ne Satifikeeti.

Amatikkira gano wegatuukidde nga Ssettendekero ono awezezza emyaka 15 nga abangula abayizi mu bukugu obwenjawulo era mu myaka gino asobodde okufulumya abakugu abasoba mu mutwalo gumu.

Dr. Kyagulanyi agambye nti abayizi abagenbda okutikkirwa bandisinzeewo, kyokka abamu baasoomoozebwa Lumiimamawuggwe ne batatuukiriza bisaanyizo ku mulundi guno.

Ye akulira abayizi ku ttendekero lyabasoma eby’embeera z’abantu, Dr. Rosemary Nakijoba, ategeezezza nti  Ssetendekero wa Muteesa I, ayambye nnyo abayizi mu bukugu obw’okweyimirizaawo, nga bamaze okutikkirwa nebatandikawo egyabwe.

Ye akulira abayizi ku ttendekero lya Tekinologiya neba Yinginiya ku Muteesa, Dr. Patrick Bukenya, annyonnyodde nti batandiseewo amasomo egituukana ne tekinologiya okusobozesa abayizi okukola emirimu era basobole okuvuganya ku katale k’ensi yonna.

Ssettendekero ono yatandikibwawo Ssaabasajja Kabaka okusobola okubangula abaana b’eggwanga ku mutindo gw’ensi yonna ku bisale ebisobolwa abantu be.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist