• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Eyawambye ow’emyaka 7 nasaba obukadde 50, amusse

Gambuuze by Gambuuze
January 3, 2023
in Amawulire
0 0
0
Eyawambye ow’emyaka 7 nasaba obukadde 50, amusse
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Busoga

Poliisi e Busoga etandise okuyigga omuvubuka Waiswa Katende agambibwa okutemula omwana John Isabirye ow’emyaka 7 oluvannyuma lw’abazadde be okulemererwa okumuwa obukadde 50 zeyabadde asabye amubaddize.

Kigambibwa nti Waiswa yawamba Isabirye okuva mu maka g’abazdde be agasangibwa  e Bulyango ku Lwomukaaga ekiro. Oluvannyuma yatandika okukubira bazadde be amasimu nga abalagira okusasula nga essaawa 6 ez’ekiro tezinawera oba sikyo yali agenda kumutta.

Byeyazudde nti balemereddwa okumuwa obukadde 50, yabasabye bamuweereze emitwalo 8 ababuulire weyabadde atadde omwana ono.

Kigambibwa nti Katende yakubidde kitaawe wa Isabirye, Robert Isabirye namubuulira waali n’oluvannyuma naggyako essimu ze.

Isabirye yasangiddwa attiddwa ng’omulambo gwe bagusudde mu samba y’ebikajjo ku kyalo Mutukula mu ggombolola ye Namwendwa mu disitulikiti ye Kamuli.

Omulambo gwaggyiddwayo egutwalibwa mu ddwaliro ekkulu e Kamuli. Isabirye yategeezezza bannamawulire nti Waiswa abadde abeera ku kyalo kya Mutukula ekibarilaanye era nga Kasitoama ku dduuka lye  ng’eno y’engeri gyeyamanyamu omwana we.

Ayogerera Poliisi mukitundu kya Busoga North, Micheal Kasadha agamba nti omuyiggo gwa Waiswa gugenda mu maaso era bakwataganye n’ebitongole bya gavumenti ebirala.

Kasadha annyonnyodde nti Waiswa agenda kuvunaanibwa emisango 2 okuli ogw’okuwamba omuntu awamu n’okumutemula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist