• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Enteekateeka z’Enkuuka Vimbaa ziwedde, Ebyokwerinda binywezeddwa

Gambuuze by Gambuuze
December 28, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Enteekateeka z’Enkuuka Vimbaa ziwedde, Ebyokwerinda binywezeddwa
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omuduumizi wa poliisi mu Kampala n’emirilaano, Steven Tanui  ategeezezza nti buli kimu kiwedde okulaba nti abantu ba Kabaka abagenda okumalako awamu n’okuyingira omwaka omuggya ogwa 2023 mu Lubiri e Mmengo basanyukira mu mirembe.

Okwogera bino Tanui abadde mu lukung’aana ab’ebyokwerinda lwebatuuzizza mu Lubiri e Mmengo n’okulambula ebifo byonna awamu n’okubaako ebiragiro byebawa buli kimu okutambula obulungi.

Kino kiddiridde emyaka 2 miramba ng’ekivvulu kino tekitegekebwa olw’ekirwadde ki COVID-19 ekyateeka eggwanga ku muggalo n’okulemesa abantu okukungaana okumalira ddala emyaka 2.

Afande Tanui asabye abantu obutetuikka migugu gigenda kubamalako mirembe nga bayingira kubanga egimu tebaggya kugikkiriza wabula baleete ebintu ebitono obutakaluubirizibwa.

Mu kiseera kino Olubiri luli mu kuyooyootebwa awamu n’okuyonjebwa okusobozesa abantu okuba mu mirembe.

Olukiiko luno lwetabiddwamu Amagye agakuuma Obwakabaka abatwala ebyokwerinda okwetoloola olubiri, nabategesi b’ Enkuuka y’omwaka guano aba Luba Events.

Akulira Luba Events, Moses Lubuulwa  agamba nti bategese ekivvulu mu mbeera yabuli omu kwemalako kiwubaalo nenyonta y’Enkuuka gyebabadde nayo emyaka ebiri .

Ye omukungu wa CBS, Godfrey Male Busuulwa ategeezezza nti Enkuuka y’omulundi guno ya njawulo bwatyo nasaba abantu naddala abadigize okusobola okuyingira omwaka 2023 mu ngeri esinga okubeera ennungi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist