• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Owek. Nsibirwa asabye Abazzukulu okuwagira Ebika babikulaakulanye

Gambuuze by Gambuuze
November 18, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Owek. Nsibirwa asabye Abazzukulu okuwagira Ebika babikulaakulanye
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Ssemakula  John

Kawempe – Kyaddondo

Omumyuka Ow’okubiri owa Katikkiro, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asabye abazzukulu okuwagira enteekateeka z’ebika ez’enjawulo era babyagale kibayambe okubinyweza n’okuzza Obuganda ku ntikko.

Bino Owek. Nsibirwa  abyogeredde ku butaka bw’ Ekika ky’ Envuma e Kawempe mu Kyaddondo ku Lwokutaano bw’abadde alambula emirimu egikolebwayo n’okuyambako okutema empenda ku nteekateeka ez’enjawulo ezisobola okukikulaakulanya. Ku bugenyi buno, Owek. Waggwa ayaniriziddwa Katikkiro w’ Ekika kino Felisto Lwanga  awamu n’olukiiko lwe.

“Nasemba okubeera wano wano mu Nkuuka nga Jjajjaffe Mbugeramula azze okutugabula nga tuzze okulamga naye kyensanze wano kinsanyuzizza nnyo nga omuzzukulu. Ettaka ly’obutaka yiika 5 wano e Kawempe lyateekebwako bbugwe ow’omulembe tewali asobola kulisalimbirako. Eky’okubiri ndabye ku kyapa era nga kiri mu mannya g’ Abayima b’Ekika okulitaasa ku bannakigwanyizi,” Owek. Nsibirwa bw’agambye.

Owek. Waggwa era yeebazizza ku nteekateeka Nnamutayiika ekika gyekirina okulaba nti Obutaka buno bukulaakulanyizibwa mu ngeri eggyayo obulungi Ennono n’Obuwangwa kisobozese okukuuma ettaka lino eriri mu kibuga.

Owek. era awadde ba jjajja abataka amagezi okusembeza abazukulu babagaze ebika byabwe bisobole okunnywera.

Okusinziira ku Owek. Waggwa kimukwatako ng’omuzzukulu okulaba era n’okumanya emirimu egikolebwa ku butaka bwabwe kuba abadde aludde okulambula ku mbuga eno olwa Ssenyiga Corona eyateeka ensi ku muggalo.

Yeebazizza Abazzukulu n’abantu bonna ababadde bawagira enteekateeka z’Ekika era nabasamba Decemba ono nga 10 bajje bamanyagane mu Nkuuka y’ekika ky’Envuma.

Ye Katikkiro w’EKika ky’Envuma Felisto Lwanga Sseruwagi yeebaziza Owek. Nsibirwa olwokuba  olwokuwagira ekika kye  era nakunga bazukulu ba Kyadondo qbalala okumulabirako nga bennyigira mu nsonga zekika eziteerebwawo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist