• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omutaka Kibondwe asabye abazzukulu okujjumbira enteekateeka z’Ekika

Gambuuze by Gambuuze
November 14, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omutaka Kibondwe asabye abazzukulu okujjumbira enteekateeka z’Ekika
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Buvuma

Omutaka w’Akasolya k’ekika kye Nsuma, Kibondwe Ntembe Waswa II asabye abazzukulu okwetaba mu buli  nteekateeka z’Ekika kiyambeko okunyweza Buganda nokugitwala mu maaso.

Bino Omutaka Kibondwe abyogeredde ku butaka bw’ekika e Kitamiro mu Buvuma gyebabadde bakungaanidde okumanyagana.

“Bannange okukung’aana gemaanyi, ekika kyaffe kyamanyi era kitambula temubaamu kutya kwonna tujja kugenda mu maaso bwetuba nga tujjumbira enkung’aana nga zino,” Omutaka Kibondwe bw’annyonnyodde.

Ono abasabye okunyweza ennono n’obuwangwa bagilwanirire era bafube okulaba nga bagitwala mu maaso so si kugivumirira kubanga Katonda yamanyi lwaki yabatonda nga Baganda era nabateeka mu bika ebyenjawulo.

Abamu ku bakulembeze abalonde abasibuka mu kika ky’Ensuma okuli ssentebe wa disitulikiti ye Buvuma,  Wasswa Ddungu nowa Buikwe Jimmy Kanabi basabye abantu okunnyikiza obuwangwa n’ennono mu miti emito okusobola okutwala ekika mu maaso.

Bbo abazzukulu beebazizza  abatwala ekika kyabwe olw’ensisinkano eno kubanga baliko bingi byebasobodde okuyiga era nga bakakasa nti bajja kusobola okunyweza obumu n’okumanyagana.

Wano Kayima agamba ng’ Ekika basazeewo okuddamu okusisikana nga abayizi bali mu luwummula ng’ ekirwadde ky’ Ebola kiweddewo kisobolese abazzukulu bonna okusisikana.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist