• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Akabenje katuze omu, 6 bataawa

Gambuuze by Gambuuze
September 22, 2022
in Amawulire
0 0
0
Akabenje katuze omu, 6 bataawa
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kavule -Mpigi

Akabenje kagudde ku luguudo lwa Kampala – Masaka ku Lwokuna ku makya nekatta omuntu omu ate abalala 6 nebatwalibwa mu ddwaliro nga biwalattaka

Omwogezi wa poliisi y’ebidduka mu ggwanga, Faridah Nampiima akakasizza akabenje kano nagamba nti kagudde mu kitoogo kye Kavule nga  kavudde ku mmotoka y’ekika kya Fuso nnamba UBE 141A ebadde yeetisse amatooke.

Nampiima ategeezezza nti Fuso eno ebadde eva Masaka ng’edda Kampala.

“Emmotoka eremeredde omugoba waayo negwira emmotoka endala Toyota Noah nnamba UAZ401K,” Nampiima bw’ategeezezza.

Afudde ategeerekeseeko lya Yvonne nga ali mu myaka nga 16 ng’ono y’omu ku b’oluganda ababadde batambulira mu Toyota Noah.

Okusinziira ku Nampiima abafunye ebisago batwaliddwa mu  ddwaliro lya Double Cure okufuna obujjanjabi obusookerwako.

Kino kyongera okulaga nga Uganda bwekyali erimu ku mawanga agasinga okufiiramu abantu ku nguudo nga okunoonyereza kulaga nti abantu 10 bebafa buli lunaku mu bubenhe buno.

Mu wiiki emu yokka wakati wa 2/July ne 9 July abantu 89 bebafiira mu bubenje ez’enjawulo ku nguudo.

Ab’obuyinza embeera eno bagitadde ku baddereeva abavugisa ekimama awamu n’abantu abalala abakozesa obubi enguudo zino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist