• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannamawokota basabiddwa okwongera omutindo ku byebakola

Gambuuze by Gambuuze
June 20, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannamawokota basabiddwa okwongera omutindo ku byebakola
0
SHARES
55
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Butooro – Mawokota

Abantu abawangaalira mu ssaza lye Mawokota basabiddwa okulwana bongere omutindo ku bintu eby’enjawulo byebakola kibayambe okweggya mu bwavu basobole okulaakulana nga bafuna akatale k’ebyo byebatunda.

Okusaba kuno kukoleddwa omwami wa Kabaka akulembera essaza Butambala, Katambala Sulaiman Magala bw’abadde mu mwoleso ogwategekeddwa ku mbuga y’essaza e Butooro mu ggombolola ye Kammengo mu disitulikiti ye Mpigi.

“Obuyiiya obw’ekika ekikambwe nti ggwe buli kyolabye ogezaako okukyongerako obuyiiya olwo ate okiggyemu ekirala bwebutyo bwetujja okutambula, ” Katambala Magala bwe yagambye.

Omwami wa Kabaka amulamulirako essaza Mawokota, Kayima Gabriel Kabonge nga yakulembeddemu enteekateeka eno asiimye bonna aboolesezza mu  mwoleso guno nabonna abataddemu ensimbi okulaba nga gubaawo.

Asabye banamawokota okwongera okussa essira mu kutumbula eby’obulambuzi bye Mawokota byongere okuleeta abalambuzi mu ssaza lino nayanjula enteekateeka y’okusimba emmwaanyi yiika 500 ku ssaza mu nteekateeka y’Emmwaanyi Terimba.

Akulira ebyobuwangwa n’ennono ku lukiiko lwe ssaza Mawokota  Birungi Elizabeth alambuludde ebintu ebiri ku ssaza Mawokota era nasaba Bannamawokota okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka bwa Buganda.

Abolesezza abenjawulo beeyamye okukolera awamu n’Obwakabaka okutumbula ebyobulimi basobole okukyusa ebyenfuna byabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist