• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abantu ba Buganda basabiddwa okwewala obubenje n’ettemu

Gambuuze by Gambuuze
June 2, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abantu ba Buganda basabiddwa okwewala obubenje n’ettemu
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Abantu ba Ssaaabasajja Kabaka bakubiriziddwa okubeera obulindaala  ku mbeera erimu eggwanga nga obubenje awamu n’ebikolwa by’ ettemu bisusse mu ggwanga.

Okusaba kuno kukoleddwa, Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, Omuk. Moses Luutu, bw’abadde atikkula Amakula okuva mu ggombolola ya Mutuba I Nangabo abavudde mu ssaza lye Kyaddondo.

“Mwegendereze nga mutambula, ettemu lingi, obubenje bungi n’obubbi bungi naye buvudde ku badingidi n’abagoma byebayimbyeko. Ebintu byekanamye ate akasente tekaliiwo, abantu banoonya ssente,” Omuk. Luutu bwe yagambye

Ono era asabye abaami okwongera okuteeka munkola ekiragiro kya Ssaabassajja Kabaka okulaba nga balwanyisa akawuka ka Mukenenya kyokka nabafalasira okwenyigira mu misinde Mubuna byaalo egijja.

Omwami wa kabaka omulamulirako egombolola eno,  Ssaalongo Kigonya Luswata Robert alaze okusomozebwa okuli mukitundu kyabwe naddala bakyaala kimpadde abegumbulidde okusanyaawo ebifo byettaka ebyenkizo mukitundu kino.

Omumyuuka wa Kaggo owokubiri Bakulumpagi Ronald akubirizza abantu okwongera okuba abakozi okulaba nga beegobako obwavu kwosa nokwongera okulabirira Kabaka kuba buvunaanyizibwa bwabwe.

Bannabyabufuzi abetabye ku mukolo guno nga bakulembeddwamu Mmeeya we Kasangati  Tom Muwonge kwosa nakulira basipiika bamagombolola mu Buganda Mukisa Patrick beeyamye okukolaganira awamu n’Obwakabaka ngabakola obuweereza bwabwe mukitundu kino.

Omukolo guno gwetabidwako abaana b’amasomero, Bannabyabufuzi,Omumyuka wa Kaggo owokubiri ,Banaddiini kwosa nabantu abalala. Amakula agaleeteddwa mubaddemu ebisolo, Emmere ,Enku, enjulu kwosa n’ebintu ebirala.

Share this:

Tags: AmakulaBugandaOmuk. Moses LuutuSsaabasajja Kabaka
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist