• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

KITALO! Kalina egudde netta abantu

Gambuuze by Gambuuze
May 6, 2022
in Amawulire
0 0
0
KITALO! Kalina egudde netta abantu
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lufuka – Makindye

Ebitalo bigudde e  Ndejje Lufuka mu Munisipaali ye Makindye Ssaabagabo mu zzooni emanyiddwa nga Shell, kalina bwegudde nekuba ennyumba ezigyetolodde era okukkakana ng’esse abantu abaweze bataano omuli n’abaana.

Akabenje kano kaguddewo ku ssaawa ng’emu n’ekitundu era kalina eno ebadde yakamala okuserekebwa era wetukoledde eggulire lino ng’ emirambo 4 gyegimaze okugyibwayo mu bifunfugu.

Kansala  wa Namasuba Lufuka, Tamale Edward ategeezezza nti abantu bakyalemeddeyo wansi naye ekizibu akitadde bunafu bw’ebitongole ebirina okukola ogwa kalondoozi mu kifo kino obutakola mulimu gwabwe.

“Waliwo abanene abajja okuzimba mu kifo kino naye nga basinza ne Munisipaali amaanyi era  okusinziira ku kibaddewo ekizimbe kino kibadde kizimbibwa ku misinde egyamanyi,” Tamale bw’ annyonnyodde.

Eyeerabiddeko Micheal Bukenya agamba nti poliisi ebamazeemu nnyo amaanyi kuba mukifo ky’okuleeta ekimotoka kiweetiye ate ereese y’amazzi eyambako okuzikiriza omuliro nga kati abantu abaliwo bakozesa mikono okunoonya bwebatuuka ku bantu abalaajanira wans mu kizimbe kino.

Ku mirambo gino kuliko abaana abato babiri n’abasajja babiri ate nga waliwo abaddusiddwa mu ddwaliro okusobola okutaasa obulamu bwabwe.

Abatuuze bagamba nti ekizimbe kino kimaze ebbanga nga kizimbibwa naye ebisozesebwa tebibadde bya mutindo.

Omuwendo gw’abantu omutuufu abakafiiramu tegunnamanyika, abantu ba bulijjo ne poliisi  bakyagenda mu maaso n’okuyiikuula okulaba oba baliko be basobola okutaasa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist