• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abasawo  baddukidde mu Palamenti ku by’okubongeza emisaala

Gambuuze by Gambuuze
May 5, 2022
in Amawulire, Eby'Obulamu
0 0
0
Abasawo  baddukidde mu Palamenti ku by’okubongeza emisaala
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Abasawo abayamba ku badokita awamu n’abazaalisa nga bayita mu kibiina ekibagatta ki  ‘Federation of Uganda Nurses and Midwives’ beekubidde enduulu eri Palamenti nga baagala etunule mu nsonga y’okubongeza omusaala.

Ekiwandiiko ky’ abasawo bano kyanjuddwa omubaka wa Maracha East, Ruth Lematia nasaba olukiiko okutwala ensonga eno nga nkulu kuba abasawo basanga ebizibu bingi ku mirimu era bakole nekunsonga y’ abasawo abali mukugezesebwa.

“ Abakugu b’ebyobulamu abasinga obungi mu ggwanga lino  basawo, 70 ku buli 100 era wadde emyaka giweze nga beekalakaasa era nga amaanyi gabaggwamu olw’omusaala omutono gwebafuna naye ensonga yabwe  tekolwako,” Lematia bw’annyonnyodde.

Lemati agamba nti wadde bano batendekebwa era nga bakoleredde eby’obulamu,  naye ensonga yabwe gavumenti egaanye okutuukiriza obweyamo bwayo okwongeza abasawo bano ssente mu  mwaka gw’ebyensimbi oguwedde naye tewali kyakolebwa nga kati ayagala Palamenti eyingire mu nsonga eno.

Ono asabye gavumenti okutereeza ensonga y’omusaala guno era nasaba gavumenti okomye okulanga emirimu gy’abasawo bano nga egaseeko eky’okuwa  enkizo eri oyo abeera alina ddiguli so nga abasawo abasinga balina satifikeeti.

Ensonga eno Palamenti egyongeddeyo eri akakiiko k’abakozi ba gavumenti ne gavumenti ez’ebitundu okusobola okugitunulamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist