• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Kyewalabye alabudde abasima omusenyu ku biyiriro bya Kalagala

Gambuuze by Gambuuze
February 1, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minisita Kyewalabye alabudde abasima omusenyu ku biyiriro bya Kalagala
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kampala

Minisita w’ebyobulambuzi mu Bwakabaka, Owek. David Kyewalabye Male alabudde abo bonna abatandise okusima omusenyi ku biyiriro by’e Kalagala  okukikomya mu bwangu kuba kino kimenya mateeka era baakukolwako ng’amateeka.

“Nsabye abatandikiriza okusima omusenyi bakikomye kubanga ekisooka olina kusooka kufuna lukusa okuva mu kitongole ekikuuma obutonde bw’ensi era gwe mulanga gwe kuba buli awali ennyanja mu Buganda  bayite mu mitendekera kuba mu butonde ennyanja erina okubaamu omusenyu  okukuuma ebyennyanja n’ebitonde ebirala.” Minisita Kyewalabye bw’agambye.

Bino Minisita Kyewalabye abyogeredde mu kulambula kw’abaddeko n’aba bboodi ya Buganda ey’ebyobulambuzi.

Owek. Kyewalabye agambye nti ekifo kino kirimu ensonga z’Obuwangwa awamu n’ezoobulambuzi era baagala okulaba  bwe bazikwasaganya n’abatuuze b’ekitundu kino nga bavaayo n’enteekateeka egasiza awamu  okukikulaakulanya.

Minisita Kyewalabye ategeezezza nti kye baagala okukola kwe kulaba ng’ebyobuwangwa ebiri mu kifo kino tebitaataaganyizibwa kyokka ate n’ebyobulambuzi bisobola okukulaakulana mu kitundu era n’Obwakabaka bufunemu.

Ono era akubirizza abantu abali mu kifo kino okunyweza obwerufu ng’enteekateeka z’okukulaakulanya ekifo kino zigenda mu maaso kuba eddoboozi lyabwe kkulu nnyo ku ebyo ebikolebwa okusobola okubakuumira ku mulamwa.

Ssentebe w’akakiiko akalondoola ebyobuwangwa n’enonno ssaako n’ebyobulambuzi, Omuk. Benon Ntambi  akalaatidde abantu ba Kabaka mu Buganda bulijjo okukuuma ebyobuwangwa n’enonno ssaako n’ebyobulambuzi okusobola okutumbula ebyobulambuzi mu Buganda.

Oluvannyuma Owek. Kyewalabye ne bboodi beeyongeddeyo  mu ssaza ly’e Kyaggwe  okweyongera okulambula ebyobuwangwa ebirala n’okumanya embeera mwebiri.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist