• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asabye abafumbo  okubeera abanyiikivu era abayiiya

Gambuuze by Gambuuze
January 28, 2022
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye abafumbo  okubeera abanyiikivu era abayiiya
0
SHARES
78
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Lubaga – Kampala

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abafumbo bulijjo okubeera abayiiya era abanyiikivu bwe baba baagala obufumbo okubanyumira.

Entanda eno, Owek. Mayiga agiweeredde mu kugattibwa kwa Ssenkungu Livingstone  ne Viola Namukasa mu bufumbo Obutukuvu leero ku Lwokutaana mu Lutikko e Lubaga.

Ssaabasumba omuggya ow’essaza ly’e Kampala Paul Ssemogerere yabagasse.

Katikkiro ategeezezza nti embaga si bwe bufumbo, obufumbo lugendo lwe beetegekera era abalutambula beesibirira entanda enaabamazaako olugendo olwo nga muno mulina okubaamu obugumiikiriza, obuyiiya awamu n’obunyiikivu.

Abasabye bulijjo okwekwata ku bintu ebibawa essanyu era bakulembeze obwerufu mu buli kye bakola kibayambe okunyumirwa olugendo lwabwe luno.

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemwogerere ategeezezza  abafumbo okukomya okukola emize egiweebuula ekitiibwa ky’amaka omuli okulwagana, okwetemula n’emirala nti emize egyo giviiriddeko abavubuka bangi obutawasa olwokutya kwefuna obuzibu obw’ekika kino.

Omugole Namukasa Viola muwala wa muganda wa Katikkiro era  abooluganda lw’abagole nga bakulembedwamu Resty Namukasa beebazizza omutonzi abatuusizza ku kkula lino.

Omukolo guno gwetabiddwako Owek. Charles Peter Mayiga ne mukyala we, Margaret Mayiga, Omuwanika w’Obwakabaka, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa, Omumyuka w’omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Hajji Ahmed Lwasa n’abakungu abalal

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist