• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bannayuganda basabiddwa okuyambako mu kulwanyisa enguzi

Gambuuze by Gambuuze
October 28, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bannayuganda basabiddwa okuyambako mu kulwanyisa enguzi
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Bannayuganda yonna gye bali basabiddwa okwenyigira obutereevu mu lutalo lw’okulwanyisa enguzi kisobozese eggwanga okukulaakulana kuba ssente nnyingi eggwanga lye zifiirwa.

Obubaka buno bubaweereddwa Ssenkulu w’Ekitongole kya Ssaabasajja ekivunaanyizibwa  ku butale n’ebintu bye ekya REXBA, Omuk. Robert  Ssewava mu Lubiri e Mmengo bw’abadde atikkula Amakula okuva mu bannakyagwe ku Lwokuna.

Mu nteekateeka eno eggombolola ya Mituba 6 Kasawo be baleese Amakula nga bakulembeddwamu omwami wa Kabaka akulembera eggombolola eno, Hajji Sulaiman Teffe Lumwenyo.

Omuk. Robert Ssewava bano abafalaasidde banayuganda buli obumu okulwanyisa enguzi n’obulyake  obukude ejjembe obuvunaanyizibwabwa nga mu kino eggwanga lwe lijja  okukulaakulana.

Mu ngeri  yeemu  akubirizza abaami ba Ssaabasajja  okuteekawo n’okunyweza enkolagana n’abakulembeze mu gavumenti eyaawakati mu bintu  gye baweereza nga mu kino lwe bajja okusobola okutuusa obuweereza obulungi eri  abantu n’okukulaakulanya  ebitundu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist