• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Kyagulanyi aweze okulemesa Museveni okuggyawo okweyimirirwa ku bavunaanibwa obutemu

Gambuuze by Gambuuze
September 28, 2021
in Amawulire
0 0
0
Kyagulanyi aweze okulemesa Museveni okuggyawo okweyimirirwa ku bavunaanibwa obutemu
0
SHARES
75
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Bannakibiina kya National Unity Platform (NUP) nga bakuliddwa Pulezidenti waakyo, Robert Kyagulanyi aka Bobi Wine, baweze okulemesa enteekateeka za Pulezidenti Museveni ne bannakibiina kya National Resistance Movement (NRM) abaagala abantu abavunaanibwa emisango gy’obutemu n’emirala eminene okubeera nti tebeeyimirirwa.

Bino we bijjidde ng’ababaka babiri okuli Allan Ssewanyana ne Muhammad Ssegirinya, bazzeemu okukwatibwa abeebyokwerinda oluvannyuma lw’okuyimbulwa ku kakalu ka kkooti ku misango okugezaako okutemula abantu n’obutujju.

Kyagulanyi ku Mmande yavumiridde ekya gavumenti okulinnyirira eddembe ly’ababaka bano n’ategeeza nti gavumenti egezaako kunafuya ludda lugivuganya.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga  yakakasizza  nga Ssegirinya bwe yakwatiddwa ng’agenda kuggulwako emisango emipya egy’okulya mu nsi olukwe.

Mu ngeri yeemu Kyagulanyi avumiridde engeri amateeka ga COVID-19 gye gateekebwa mu nkola  n’ategeeza nti buli ekikolebwa gavumenti egendereramu kulaba bw’esobola kwenywereza mu buyinza nga bbizineesi z’abantu ba wansi ziggalwa ate ez’abanene mu gavumenti ne zirekebwa nga nzigule.

Bobi Wine era alaze okutya ku biseera by’ebyenjigiriza by’eggwanga eby’omu maaso kuba abaana bamaze ebbanga eriwera emyaka 2 nga batudde awaka, kyokka ne gavumenti by’eyogera ku nsonga eno tebimatiza era eraga nti tefaayo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist