• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Kiyimba akunze abantu beegemese Corona

Gambuuze by Gambuuze
April 17, 2021
in Amawulire
0 0
0
Minisita Kiyimba akunze abantu beegemese Corona
0
SHARES
46
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John
Busiro

Minisita wa Buganda ow’ebyamawulire, Noah Kiyimba, akunze abantu okwegemesa ekirwadde kya Ssennyiga Corona nga balabira ku kabonero ka Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka awamu ne Nnaabagereka Sylvia Nagginda.

Bino Owek. Kiyimba abyogeredde mu kusaba okwenjawulo okujjukira obulamu bw’Omugenzi Boaz Muwanga eyali omukozi mu kitongole kya Buganda Land Board olwaleero bw’abadde akiikiridde, Katikkiro Charles Peter Mayiga e Kikandwa mu Wakiso.

“Ssaabasajja Kabaka olunaku lw’eggulo bamugemye ne maama Nnaabagereka. Obanga Nnyinimu ne Maama wamu n’abomulubiri bonna babagemye olwo ffe baani,” Owek. Noah bw’annyonnyodde.

Mu kutuusa obubaka bwa Katikkiro, Owek. Noah, ayogedde ku mugenzi Muwanga ng’eyali omukozi ennyo era eyayamba okutuukiriza obulungi emirimu gye mu kiseera nga n’Eggwanika teryalimu nsimbi zimala kutambuza mirimu.

Eyakulembeddemu okusaba kuno, Omubuulizi w’e Bunnamwaya, Robert Kitaka, asabye abantu okwezza obuggya era bafube okuleka omukululo abantu basobole okubaako bye babajjukirako.

Kinajjukirwa nti Omugenzi Boaz Kibirige yaweereza Obwakabaka emyaka egisukka mu 10 kyokka nga yafa mu mwaka oguwedde era olw’ekirwadde kya Corona yaziikibwa abantu ba lubatu bwe batyo abooluganda kwe kutegeka okusaba okwenjawulo okumujjukira.

Owaakasolya k’e Mmamba Kakoboza, Omutaka Nnankere Moses Kanoonya, akubiriza abakerekere okubeera obumu, okwagala eggwanga lyabwe era beerinde ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist