• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

50 bakwatiddwa lwa kujeemera biragiro bya COVID19

Gambuuze by Gambuuze
August 24, 2020
in Amawulire
0 0
0
50 bakwatiddwa lwa kujeemera biragiro bya COVID19
0
SHARES
8
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi mu Kampala ekutte abantu abasoba mu 50 , bano basangiddwa nga bakungaanidde mu nnyumba emu nga banywa omwenge ekintu ekikontana n’ebiragiro bya Minisitule y’ebyobulamu ku kirwadde ki COVID19.

Poliisi nga esazeeko ebbaala ya Nomads

Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala n’emirilaano Luke Owoyesigire, ekikwekweto kino bakikoze ku Ssande ku ssaawa ssatu ez’ekiro.

Owoyesigire yagambye nti, batemezeddwako ogumu ku mikutu gy’amawulire oluvanyuma lw’ abatuuze okwemulugunya ku bantu  abawerako abakungaanira munnyumba emu ku kyalo Balintuma nebeekatankira omwenge n’okuleekanya ebidongo. 

Ebikolwa bya bano bibadde bimazeeko abantu mu kitundu kino emirembe era nga bisobola okuvaako ekirwadde ki COVID19.

Abakwate bakuumirwa ku Poliisi ya Kira Road era nga bagenda kubavunaana okujeemera amateeka wamu n’okwetaba mu bikolwa ebiyinza okusaasaanya ekirwadde ki COVID19.

Poliisi era yazinzeeko ebbaala ya Nomads e Bunga nekwata abantu 49 abasangiddwa nga bali mu kunywa . 

Owoyesigire yategeezezza nti bano okuli nnanyini bbaala ya Nomads Fred Kamau ne bamaneja 8 bakuumirwa ku poliisi ye Kabalagala .

Bino webigidde nga omuwendo gw’abantu abakwatibwa ekirwadde kino gweyongera buli kadde, abakugu kyebagamba nti kivudde ku butafaayo ku mateeka ga  COVID19.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist