• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Manchester United ekansizza Ace okuva mu Real Madrid

Gambuuze by Gambuuze
July 18, 2020
in Ebyemizzanyo
0 0
0
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Benard Ssengoonzi

Manchester United ekkirizza okukansa Ace Alvaro Fernandez Carreras okuva mu tiimu ya Real Madrid era nga atadde omukono ku ndagaano ya myaka ena.

Okusinziira okumukutu gw’amawulire mu Spain ogumanyiddwa nga Spanish Publication AS, Manchester United ewanguddde okuvuganya okubaddewo mu kukansa omubuka ow’emyaka 17 nga asamba namba ssatu era nga agenda kubeera omuzannyi asoose okusayiningibwa Ole Gunner Solksjaer mu tiim ya Manchester United.

Alvaro agenda kuzannyira tiimu ya Manchester United ento mukaseera kano naye nga yabadde asubiziddwa okuzanyira tiimu esooka era nga kino kyamusikiriziddwa nnyo okwegatta ku tiimu eno nessanyu erinji.

Alvaro y’omu kubavubuka abato abalina ebiseera by’omumaaso ebitangaavu mu kapiira.

Bweyali taneegatta ku tiimu ya Real Madrid yali mu Deportivo La Coruna era nga takyakadde bulunji ku Santiago Bernabeu.

Real Madrid babadde bagaala okuuma omuvubuka ono era nga babadde baakumwongera ndagaano mpya naye Manchester United bamukubye akalimi nga bamutegeeza nga ebiseera bye oby’omumaso bwebiri ku Old Trafford era bamukansizza ku team omuli eya  Barcelona ne Manchester city.

Mungeri y’emu Manchester United bakyakola ku ky’okuleeta sita wa Borussia Dortmund Jordan Sancho ku Old Trafford era Ole ayagala sayidi y’omukono gwa ddyo nga nayo erina omuzanyi omututumufu ow’ensi yonna nga bwekiri ku kono ewali Wan Bisaka.

Diiru y’omuwuwutanyi wa Aston Villa Jack Grealish nayo esuubirwa okugenda maaso nga newankubadde team eno eri mu lusuubo okuddayo mu ba namba lujega.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist