• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

UPDF yeetonze ku mujaasi eyawalabanyizza owa Tulafiki

Gambuuze by Gambuuze
May 11, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
UPDF yeetonze ku mujaasi eyawalabanyizza owa Tulafiki
0
SHARES
70
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Amyuka Omuduumizi w’eggye lya UPDF, Gen. Peter Elwelu ategeezezza nti omujaasi wa Militale eyalabikira mu katambi nga awalabanya omupoliisi wa poliisi y’ebidduka yamaze dda okukwatibwa nga kati alinze kimu kusimbibwa mu mbuga z’amateeka.

Bino Elwelu abyogeredde mu Palamenti bw’abadde ayanukula omumyuka wa Sipika, Thomas Tayebwa eyasabye annyonnyole ekikoleddwawo ku nneeyisa y’omujaasi ono.

Amyuka Sipiika Tayebwa agamba nti abajaasi basusse okuyisa obubi abapoliisi b’oku nguudo era ensonga eno ajja kugitwalira ddala okutuuka ku muduumizi w’amagye ow’okuntikko era Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

‘ Tugenda kutwala ensonga eno eri omudduumizi w’amagye ow’okuntikko. Bwekiba nga kino kye kituukawo wakati w’ abakuumadddembe ate kibeera kitya ku bantu ba bulijjo?’ Tayebwa bw’agambye.

Bw’abadde ayanukula Tayebwa, Elwelu agamba nti ebikolwa by’omujaasi ono byabadde bibi nnyo bwatyo neyetonda ku lwe ggye lya UPDF nagattako nti omujaasi ono yamaze dda okukwatibwa era agenda kuvunaanibwa mu kkooti y’amagye.

Omubaka wa Kalungu West mu Palamenti, Joseph Ssewungu avumiridde enneeyisa y’abajaasi nategeeza nti beetaaga okukomako kuba bafuuse ekirala.

Ssewungu agasseeko nti emmotoka eziriko ennamba z’amagye zikola obuvuyo n’okumenya amateeka awatali abakuba ku mukono.

Ekikyasembyeyo be bajaasi ba Militale  ababadde mu mmotoka nnamba D02DF08P, abakutte owa Tulafiki amataayi ku Mmande okuliraana ekizimbe kya Mukwano Mall ku luguudo lwa Kyaggwe Road olw’okubagamba okulindako era bino byonna byabadde bikwatibwa ku katambi akasaasaanidde omutimbagano.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist