• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

UPDF yeegaanye eby’okutta Abakaramoja 400 nga bafuuza ababbi b’ente

Gambuuze by Gambuuze
June 2, 2022
in Uncategorized
0 0
0
UPDF yeegaanye eby’okutta Abakaramoja 400 nga bafuuza ababbi b’ente
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya URN

 Eggye lye ggwanga li Uganda People’s Defence Forces (UPDF) liwakanyiza ebyogerwa ku mutimbagano n’emikutu gy’Amawulire nga bwebasse Abakaramoja abawera 400 mu disitulikiti ye Moroto mu bikwekweto by’omubanga byebakoze okulwanyisa ababbi b’ente.

Ku ntandikwa ya wiiki eno, emikutu gy’amawulire mukitundu kino gyasimbuliza ebigambo bya Ssentebe w’ekibiina ki  Karamoja Youth Agenda Vision 2040, Emmanuel Chero, nga akakasa ng’ennumba za UPDF ez’omubanga ezakoleddwa e Nakabaat ne Lotisan bwezafiriddemu abantu abawera 400.

Chero yategeezezza nti  ababbi b’ente bwebatta abakugu mu by’embeera y’obudde n’abajaasi,  amagye gatandika okubayigga naye kati obusungu babutadde ku batuuze nga kati babasuddeko bbomu ku byalo n’ennyumba zabwe nebattiramu abantu abatalina musango.

Mu ngeri yeemu, eyavuganyako ku bwapulezidenti,  Joseph Kabuleta naye yalumiriza UPDF okutirimbula abantu mukitundu kino yeekwese mu kufuuza ababbi b’ente.

Wabula omwogezi w’ekibinja kya UPDF eky’okusatu mu ggye ly’okuttaka, Isaac Oware agamba nti buno bulimba nasaba abantu obutabugenderako.

“Waliwo ebitambuzibwa mu mikutu gy’amawulire egy’enjawulo nga biraga nga bwewaliwo ekittabantu mu kimugunyu mu Karamoja. Bino si bituufu era temulina kubigenderako,” Oware bwe yagambye

Oware yannyonnyodde nti bukya baddamu kukola bikwekweto bino mu July 2021, okuggyako abakambwe ababba ente emmundu, ku bano 385 be battiddwa. Ono agamba nti mu bikwekweto bino bagobererera amateeka agafuga okulwanagana era balwana nnyo okukuuma n’okutaasa obulamu era omujaasi ajeemera amateeka gano abonerezebwa.

Ono alabudde Chero okukomya okusiga obukyayi mu bantu nasaba abakulembeze bonna okulwanirira emirembe okubukala mukitundu kino mu kifo ky’okutematema mu bantu b’e Karamoja.

Omwogezi w’eggye lya UPDF, Brig Gen Felix Kulayige yakakasizza nti kituufu ennumba z’omubanga zakoleddwa naye bwewabaawo abalugendeddemu omuwendo ogwogerwa gwongeddwamu nnyo.

Ssentebe w’Abavubuka mu ggombolola ye  Rupa,  ye agamba nti amagye gasudde bbomu ku mbalama z’omugga Nakabaat naye tewali muntu wa bulijjo yalumiziddwa kuba babadde bagaaniddwa okugenda mu bifo olutalo gyeluyindira.

Share this:

Tags: Brig Gen Felix KulaigyeKaramojaUgandan NewsUpdf
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist