• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Stanbic eggadde ettabi lya William Street lwa COVID-19

Gambuuze by Gambuuze
August 26, 2020
in Eby'Obulamu
0 0
0
Stanbic eggadde ettabi lya  William Street lwa COVID-19
0
SHARES
9
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Abakulira bbanka ya Stanbic bakakasizza  nga omu ku bakozi baabwe bwakwatiddwa ekirwadde ki COVID-19.

Ono mukozi ku ttabi lya William Street mu Kampala era nga mu kiseera abakugu bali mukumujjanjaba.

 Bbanka eno yafumizzaawo ekiwandiiko  ku Lwokubiri ekinyonyonyola embeera eno ne kaweefube gweliko okutangira ekirwadde kino okusaasaaana.

“Abakozi bonna ababaddeko naye ku ttabi lya William, bakebeddwa era nebalagirwa okweyawula mu kalantiini okumala ennaku 14 mu maka gabwe,  kiyambe okuzuula abafunye ekirwadde kino,” Ekiwandiiko bwekyasomye.

Kigattako nga ettabi lino bwelijja okuggulwawo nga abakugu bamaze okukyekebejja, okuyonja  n’okufuuyira  ekifo kino eddagala eritta akawuka  n’okunyweza enkola ezitangira ekirwadde kino.

Ekiwandiiko kisabye bakasitoma  okweyambisa empereza za bbanka eno ez’omutimbagano.

Aba bbanka eno banyonyodde nti bakolera wamu ne Minisitule y’ebyobulamu okulaba nga omukozi wabwe ono afuna obujjanjabi obulungi asobole okusuuka amangu.

Bbanka ya Stanbic yeegasse ku lukalala lwa kkampuni ez’obwannanyini n’ebitongole bya gavumenti ebisangiddwa n’abakozi abalina ekirwadde kino nga ababadde bakasembayo be ba Minisitule y’ebyensimbi aba gavumenti eya wakati.

Share this:

Tags: COVID-19Ministry of Health UgandaStanbic bank uganda
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist