• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ssentebe w’akakiiko k’ebyettaka, Byenkya avunaaniddwa

Gambuuze by Gambuuze
January 11, 2022
in Amawulire
0 0
0
Ssentebe w’akakiiko k’ebyettaka, Byenkya avunaaniddwa
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Akulira akakiiko k’ebyettaka mu ggwanga, Beatrice Nyakaisiki Byenkya asimbiddwa mu kkooti ewozesa abakenuzi ku Lwokubiri n’avunaanibwa omusango gw’okukozesa obubi woofiisi ye.

Byenkya avunaaniddwa wamu n’abakuumi be basatu okul; Richard Godfrey Anywar, Titus Wamono ne  Edward Turyatunga nga kigambibwa nti ye ne banne baalemesa abakungu ba Kaliisoliiso wa gavumenti okwekebejja woofiisi ye nga bwe baali baalagirwa mu mateeka.

“Omuvunaanwa we yabeerera Ssentebe wa Uganda Land Commission n’abakuumi be bwe baali mu Kampala ng’ennaku z’omwezi January 4, 2022 yakozesa bubi woofiisi ye n’aziyiza okugikebera mu bugenderevu, ekikontana n’amateeka agafuga woofiisi eno, gavumenti awamu n’ekitongole kya Kaliisoliiso.” Empaaba bw’esomye.

Wabula bano emisango bagyegaanye era wano oludda oluwaabi nga lukuliddwa  Dr. Earnest Katwesigye ne Thomas Okoth bategeezezza kkooti ng’okunnoonyereza mu musango guno bwe kukyagenda mu maaso.

Era abavunaanibwa bano bonna basabye kkooti okweyimirirwa era we tukoledde eggulire lino ng’Omulamuzi Joan Aciro akyawuliriza okusaba kwa bano.

Share this:

Tags: Beatrice ByenkyaIGGUganda Land Commission
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist